TOP
  • Home
  • Ebyemizannyo
  • Hasan Mubiru asindidde omugagga Bryn White ebizibu ebyamuggya ku mupiira

Hasan Mubiru asindidde omugagga Bryn White ebizibu ebyamuggya ku mupiira

By Martin Ndijjo

Added 16th October 2017

Hasan Mubiru asindidde omugagga Bryn White ebizibu ebyamuggya ku mupiira

Exp1 703x422

Bryan White(ku ddyo) ng'ayogera ne Hassani Mubiru (ku kkono) ate wakati ye Dan sserunkuma

EYALIKO emunyeeye ya Uganda Cranes era sitta wa Express FC ne Villa, Hassan Mubiru asabye omugagga Bryan White amudduukirire n’obuyambi bwa ssente basobole okumulongoosa evviivi erimumazeeko emirembe,

Mubiru eyabadde ne Dan Sserunkuuma omuteebi wa Express, Bryan White (Bryan Kirumira) bamusisinkanye ku Auto Spa e Munonyo era wano Mubiru wamutegeerezza nti nga akyasamba omupiira yafuna obuvune mu vviivi n’okutuusa kati likyagaanyi okuwona.

 mugagga ryan hite ngali ku ssimu ye Omugagga Bryan White ng'ali ku ssimu ye

Bryan yasoose kwennyamira olw’omutindo n’embeera embi abazannyi ba Uganda gye bazannyiramu, omuli n’okusasulwa obusente obutono ekiremesa bangi okutuuka ku birooto byabwe ne batuuka n’okugunnyuka nga tebalina kye bafunyemu oluvannyuma yasuubizza okukola ku kizibu kya Mubiru.

“Uganda tulina abazannyi b’omupiira abalina ebitone naye obuzibu y’embeera n’omutindo gwa liigi yaffe ekitabasoobozesa kufunamu yadde okukola ku bizibu byabwe.

Waliwo abasambira kiraabu ezimu nga tebalina na ndagaano bw'afuna obuzibu talina gyaddukira.

Kati omusajja nga Hassan Mubiru eyali sitta wa Uganda Cranes yandibadde tatuuka ku mbeera ng’eno nga asobola okukola ku bizibu bye n’eby’abalala abali mu bwetaavu naye olw’okuba ssente yali afuna za mmere ya leero talina kyamaanyi kye yali asobola kwekolerawo y’omusaala nga ‘ali wamu ne yamutegeezezza nti nga akyazannya omupiira 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

3f74e568a3684a1eac5d6d555644365318 220x290

Magufuli alagidde abaddukanya ekidyeri...

OMUWENDO gw’abantu abaafiiridde mu kidyeri mu nnyanja Nnalubaale gwongedde okulinnya! Pulezidenti wa Tanzania John...

Sevo 220x290

Ab'e Rubirizi basabye Museveni...

ABAKULEMBEZE b’omu disitulikiti y’e Rubiriizi basabye Pulezidenti Museveni okukoma ku bajaasi ba UPDF okukendeeza...

Budgetkasaijaweb 220x290

Bawera kusimbira kkuuli enteekateeka...

ABABAKA ku kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku byobulimi bawera kusimbira kkuuli enteekateeka z’okuyisa embalirira...

Kola 220x290

Mukolerere obukadde bwammwe - Minisita...

MINISITA omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Edward Katumba Wamala akubirizza abantu okukolerera obukadde bwabwe nga bakyalina...

42312484102150760182472974931861717081653248n 220x290

Bobi Wine eby’okutulugunya abantu...

BOBI Wine ne banne eby’okubatulugunya babitutte mu kibiina ky’amawanga amagatte (UN ), era boongedde okukungaanya...