TOP

Owa Leicester City akwatiddwa ku nkoona

By Musasi wa Bukedde

Added 18th October 2017

Leicester, eyawangula Premier mu sizoni ya 2015-16 efuumudde omutendesi Craig Shakespeare olw’okulemwa okulinnyisa omutindo gwayo.

Gobwa1 703x422

Craig Shakespeare eyafuumuddwa

Shakespeare ye yasikira Claudio Ranieri, eyawangula Premier kyokka n’afuumulwa sizoni ewedde nga ttiimu ekola bubi.

Wabula abakugu mu by’omupiira baagambye nti tebeewuunyizza Shakespeare kugobwa kuba yali ku notisi za Ranieri era abasinga baanenyezza abakungu ba Leicester obutaba na buguminkiriza eri Ranieri, kati atendeka Nantes ey’e Bufalansa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Img20190117wa0028 220x290

Sipiika alagidde Katuntu okuyimiriza...

SIPIIKA wa Palamenti Rebecca Kadaga alagidde akakiiko ka COSASE akakubirizibwa Katuntu akabuuliriza ku mivuyo egyetobeka...

Soma 220x290

Abatuuze katono batte be balumiriza...

ABATUUZE ku kyalo Kiryamuli mu Ggombolola y’e Gombe mu disitulikiti y’e Wakiso bakkakkanye ku basajja babiri abagambibwa...

Panda 220x290

Maneja Kavuma ayagala Abtex amuliyirire...

Olutalo lw’abategesi b’ebivvulu, Musa Kavuma (KT Events) ne Abby Musinguzi amanyiddwa nga Abtex lusituse buto....

Panta 220x290

Gavumenti ereeta amateeka amakakali...

Amateeka gavumenti g’ereeta okulung’amya ensiike y’okuyimba gasattiza abayimbi. Waliwo abatandise okuyomba nga...

Thursday991633393 220x290

Abalenzi baleebezza abawala mu...

EKITONGOLE ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya UNEB kifulumizza ebyavudde mu bibuuzo bya PLE ebiraze nti...