TOP

Aba Man City tebajulira Bravo

By Musasi wa Bukedde

Added 18th October 2017

CLAUDI Bravo ayolekedde okuvundira ku katebe mu Man City oluvannyuma lw’Omubrazil Ederson, eyaakagulwa mu Benfica okulinnyisa omutindo buli lunaku mu miti gya ggoolo.

Gala 703x422

Omubrazil Ederson, eyaakagulwa mu Benfica

Man City 2-1 Napoli

Ederson yakutte peneti n’ayamba Man City okuwangula Napoli eya Yitale (2-1) mu Champions League ku Lwokubiri.

Abawagizi ba Man City baawanise ebipande nga basiima omutendesi Pep Guardiola okulabira ewala n’akansa Ederson gwe baagambye nti yabawonya okuteebwateebwa.

Man City y’ekulembedde ekibinja F n’obubonero 9 mu mipiira 3.

Shakhtar Donetsk eya Ukraine yalumbye Feyenoord mu Budaaki n’egikuba ggoolo 2-1.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Thursday991633393 220x290

Abalenzi baleebezza abawala mu...

EKITONGOLE ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya UNEB kifulumizza ebyavudde mu bibuuzo bya PLE ebiraze nti...

105190074ibraronepa 220x290

Zlatan acoomedde Ronaldo: 'Tolina...

ABAALIKO ba Sitta ba Man U batabuse omu n’acoomera munne okweyita kafulu nga talina ttiimu nafu mwe yali azannyidde....

Babuweb 220x290

Abeebikonde beebugira mpaka za...

Ttiimu z'ebikonde ez'enjawulo ziri mu keetalo nga zeetegekera okwetaba mu mpaka za National Boxing Open Championship...

Mugoodaweb 220x290

Bamusaayimuto banattunka mu mizannyo...

Bamusaayimuto e Jinja oluwummula baakulumalako nga basanyufu nga battunka mu mpaka za 'Go Back to School Gala'...

Bampa 220x290

Ekyakonzibya ebikonde bya Uganda...

KIZIBU munnabyamizannyo yenna okukkiriza kati nti omuzannyo gw’ebikonde gwatuusaako Uganda mu kifo ekyokusatu mu...