TOP

Real Madrid ewonye okukubwa Tottenham

By Musasi wa Bukedde

Added 18th October 2017

EYALIKO ssita wa Liverpool, Jamie Callagher n’omutendesi Glenn Hoddle (Spurs) baalumbye ddiifiri Szymon Marciniak owa Poland nti yaleze Real Madrid n’agiwonya okukubwa Tottenham.

Pa 703x422

Benzema ne Ronaldo

Baalemaganye ggoolo 1-1 kyokka Callagher ne Hoddle baagambye nti ddiifiri yammye Tottenham (Spurs) peneti nga Casemiro asindise Fernando Lorente mu ntabwe.

Baagasseeko nti kirabika ddiifiri eky’okuba nga Real yabadde waka ate nga ye kyampiyoni kyamuyitiriddeko n’alemwa okukola okusalawo okulungi.

Cristiano Ronaldo ye yateebedde Real peneti okwenkanya omuzannyo okuva ku ggoolo ya Varane eya kyeteeba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabaka 220x290

Mayiga atongozza olukiiko olutegeka...

KATIKKIRO Charles Peter Mayiga alagidde akakiiko akagenda okutegeka olunaku lw’abantu ba Kabaka ababeera ebweru...

Lab1 220x290

Omusolo gutabudde aba Takisi bakubaganye...

Omusolo gutabudde aba Takisi bakubaganye katono battingane!

Mariach5 220x290

MC Mariach akiggadde! Kabiite we...

MC Mariach akiggadde! Kabiite we Mirembe Lydia Bogere amwanjudde mu bakadde be

Kaba 220x290

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO AFULUMYE...

Tukulaze ebyakoleddwa okumatiza amagye okuyimbula muka Mugabe. Ate agenda okusikira Mugabe bamulagidde annyonnyole...

Mak1 220x290

Buganda esiimye emirimu gya AD...

Obwakabaka bwa Buganda busiimye emirimu gya AD Lubowa