TOP

Omutendesi wa Soana afuumuddwa

By Musasi wa Bukedde

Added 18th October 2017

OMUTENDESI wa Soana FC, Shafiq Bisaso agobeddwa oluvannyuma lw’okwolesa omutindo gw’ekibogwe.

Wanga 703x422

Omutendesi Shafiq Bisaso ng'ayogerako eri abazannyi be mu kutendekebwa. Yabadde tannagobwa ku mulimu

OMUTENDESI wa Soana FC, Shafiq Bisaso agobeddwa oluvannyuma lw’okwolesa omutindo gw’ekibogwe.

Leero Soana ettunka ne Vipers e Kitende mu mupiira gwa Azam Premier League, kyokka nnannyini Soana, Smart Obed agamba nti tayinza kugumiikiriza mutindo gwa kibogwe bweguti Agava mu Soana gagamba nti omupiira gwa leero ku Vipers, abadde omumyuka we Katono Mutono ng’ayambibwako nnannyini ttiimu Obed be bagenda okubeera mu mitambo gya ttiimu.

Soana ewangudde omupiira gumu mu etaano egisembyeyo. Bisaso yasikira Alex Isabirye mu August.

Ttiimu agirese mu kya 15 ku bubonero 4 mu mipiira 5.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nsa 220x290

Nnejjusa ekyanziggya mu kusoma...

Omuyimbi Busy Criminal yejjusa ekyamuggya mu kusoma ntandike okuyimba, agamba nfubye okukuba emiziki naye tebinnaba...

Omugagga abadde avunaanibwa okwekomya...

Omugagga abadde avunaanibwa okwekomya ebintu bya mukyala we ayimbuddwa

Kwata 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA...

Tukulaze omusajja gwe baakutte mu bukambwe ne bamukubisa ebigala by’emmundu mu Kampala. Aba famire ye bagguddewo...

Hib2 220x290

EBIKWATA KU KICONCO

EBIKWATA KU KICONCO

Co2 220x290

Akakiiko kakunyizza Kiconco ku...

Akakiiko kakunyizza Kiconco ku ttaka ly’e Lusanja