TOP

Cavani abuutikidde Neymar mu liigi ya Bufaransa

By Musasi wa Bukedde

Added 23rd October 2017

NGA gwe mulundi ogusooka bukya Mubrazil Neymar, omuzannyi asinga ebbeeyi mu nsi yonna (pawundi obukadde 198), yeegatta ku PSG, yabikkiddwa Edison Cavani.

Pamba 703x422

Ddiifiri ng'awa Neymar kaadi emmyuufu

Marseille  2-2  PSG

Neymar yafunye kaadi emmyuufu ate Cavani n’ateebera PSG ggoolo eyabawonyezza okukubwa Marseille mu liigi ya Bufalansa ku Ssande.

Cavani ne Neymar baludde nga bakaayanira okukuba peneti n’okusimula ebisobyo bya PSG era omutendesi Unai Emery yalonda Neymar okubisimula.

PSG tennakubwamu mu liigi eno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pak2 220x290

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa...

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa

Web2 220x290

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda...

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda

Kap1 220x290

Wawanirira Klezia ya St. Agnes...

Wawanirira Klezia ya St. Agnes Makindye

Lap2 220x290

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi...

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi

Mpa2 220x290

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera...

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera beebugira buwanguzi