TOP

Abatendesi Koeman ne Bilic bakeesa lukya ku mirimu

By Musasi wa Bukedde

Added 23rd October 2017

Abatendesi Ronald Koeman (Everton) ne Slaven Bilic (West Ham) bakeesa lukya ku mirimu.

Evertonkoeman 703x422

Omutendesi Koeman

Everton 2-5 Arsenal

West Ham 1-3  Brighton

Abagagga ba ttiimu bandibafuumuula oluvannyuma lwa ttiimu zino okuwangulwa obubi ennyo ku wiikendi sso nga baaweeba ssente nnyingi okugula abazannyi.

Everton yatimpuddwa Arsenal 5-2 ate West Ham yawuttuddwa Brighton, eyaakajja mu Premier ggoolo 3-1.

Ekyasinze okuluma abawagizi ba Everton ne West Ham, kwe kuba nga okuswazibwa kwabadde mu maka gaabwe ku Goodison Park ne Upson Park.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bukedde TV Live Stream

Bukedde TV Live Stream

Bk 220x290

Bukedde TV Live Stream

Laba wano Bukedde TV Live

Bukedde Tv Livestream

Bukedde Tv Livestream

Uni 220x290

RDC ayingidde mu nsonga y'omuyizi...

OFIISI ya RDC e Kalungu ne Poliisi bawaliriziddwa okuyingira mu nsonga z'omuyizi ategeerekeseeko erya Ssembuusi...

Story 220x290

Bamukubye kalifoomu ne bamuwamba...

POLIISI y'omu Bbuto ekisangibwa e Bweyogerere mu munisipaali y'e Kira eronze omuwala Joan Nagujja (32) mu kiwonvu...