TOP
  • Home
  • Rally
  • Munnamateeka awangudde ez'e Rwanda

Munnamateeka awangudde ez'e Rwanda

By Nicholas Kalyango

Added 30th October 2017

MUNNAMATEEKA Musa Kabega, alaze nga bw’ayongedde okukakasa emmotoka z’empaka, bw’agenze e Rwanda n’awangula empaka za Huye Rwanda Rally ezaabumbujjidde ennaku ebbiri.

Lead 703x422

Kabega ng'avuga Mitsubishi Evo 9.

Musa Kabega   1:45:28

Jackson Sserwanga   1:51:27

Kabega, yakulembedde empaka zino okuva ku lunaku olwasoose okutuuka ku lwasembyeyo.

Buno bwe buwanguzi bwe obwasoose bukya yeegatta ku muzannyo guno emyaka ebiri egiyise.

“Ndi musanyufu nti buli lukya nneeyongera okukakasa emmotoka. Obuwanguzi buno butegeza kinene gye ndi era kati ntunuulidde kusigaza omutindo gwe gumu mu zinaggalawo kalenda y’engule ya Uganda (NRC) omwezi ogujja e Masaka,” Kabega bwe yagambye.

Olugendo lwa kiromita 167.60, Kabega yaluvugidde 1:45:28 nga yaddiriddwa munnansi munne Jackson Sserwanga ng’ono ye yawangula empaka zino omwaka oguwedde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nsamb6webuse 220x290

Abeddira Engabi balabuddwa ku kufumbiriganywa...

Omukulu w'ekika ky'Engabi Ensamba, Alysious Lubega Magandaazi avumiridde bazzukulu ba Nsamba abeewasa nga beekwasa...

Hosp81webuse 220x290

Bakansala basimbidde eky’okuddiza...

Bakansala mu lukiiko lwa munisipaali ya Mukono baagala eddwaaliro lya Mukono waakiri lireme kusuumusibwa bwe liba...

Weblweranew 220x290

Tetuzze kugoba balimira mu Lwera...

Dayirekita wa NEMA, Dr. Tom Okurut yatangaazizza nti abakugu baabwe baasooka kwekenneenya ttaka lino nga tebannawa...

Rwe11 220x290

Bannalwengo boogedde ku bulamu...

Bannalwengo boogedde ku bulamu bwa Getrude Nakabira

Love 220x290

Nnannyini ssomero bamusimbye mu...

ASADU Wamala nannyini ssomero lya Wamala Mixed SS e Mpigi leero azzeemu okusimbibwa mu maaso g”omulamuzi Moureen...