TOP

Villa ento efuuse bakimpe nkyekubire

By Musasi wa Bukedde

Added 9th November 2017

Villa ento efuuse bakimpe nkyekubire

Hub1 703x422

Bya Joseph Zziwa

Villa Jogoo 1-2 Bright Stars.

TTIIMU ya Villa ento kati banateera kugituuma byekwaso olw'okwekwasa buli ttiimu ebeera egikubye mbu abazannyi bebabeera bakozesezza bakulu bassussa mu myaka 18.

Guno gubadde mupiira gwa kusatu nga bagikubira awaka era nga ku mipiira etaano ewanguddeko gumu awaka era nga n'olunaku lw'eggulo yakubiddwa Bright Stars awaka abawagizi ne batandika okwekwasa.

Omutendesi wa Villa Phillip Ssozi yategeezezza nti yewuunya abatendesi ba Uganda abaluubirira okuwangula so ssi kutumbula mupiira nga bano batuuka n’okujingirira emyaka gy’abazannyi basobole okufuna obuwanguzi .

Yayongeddeko nti ye aluubirira kuzimba bazannyi balungi wabula abannaabwe abalala omupiira bagwoonoona buli kimu kimu bagingirira kijingirire.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kkooti1 220x290

Poliisi eremeddwa okutwala fayiro...

POLIISI eremeddwa okutwala fayiro eriko omusango gw’okutemula eyali omwogezi wa poliisi, Andrew Felix Kaweesi mu...

Luwum 220x290

Abattakisi beegugunze olw’okuggala...

ABAGOBA ba takisi mu ppaaka enkadde abakozesa omulyango oguli ku Luwum Street bavudde mu mbeera ne bateeka akaziko...

Namanve 220x290

Ab’e Namanve balaajanidde ab’ekitongole...

ABATUUZE b’e Namanve (Kireku leerwe) abali ku ttaka ly’ekitebe ky’eggaali y’omukka, balaajana oluvannyuma lw’ekitongole...

Remassebunnya 220x290

Eyeekiika mu bba wa Rema aggyeeyo...

OMUSAJJA eyavaayo ne yeesimba mu bba wa Rema, abamu kye baataputa ng’ayagala okugootaanya emikolo gy’okwanjula,...

Brian 220x290

Mukula atutte Bryan White mu kkooti...

BRYAN White, ebibye bibi. Kkampuni ya Capt. Mike Mukula emututte mu kkooti lwa kumuguza mmotoka ku doola 120,000...