TOP

Masavu yeriisa nkuuli mu liigi y'abato

By Musasi wa Bukedde

Added 13th November 2017

Masavu yeriisa nkuuli mu liigi y'abato

Jo1 703x422

Bya Joseph Zziwa
 
Masavu Fc 1-0 Bright Stars
 
Express Fc 0-0 Sc Villa Jogoo
 
KCCA SA 6-0 Maroons Fc
 
Onduparaka Fc 3-1 UPDF Fc
 
Soana Fc 1-1 Vipers Sc
 
BUL Fc 2-2 Police Fc
 
URA Fc 1-1 Kirinnya Junja SS Fc
 
OBUTAFAANANAKO na ttiimu nkulu ,Masavu ento efuuse ensonga mu liigi y’abatasussa myaka 18 eya Fufa Juniors League.

Eno yakeegatta mu liigi eno kyokka ekuba buli gw'esanga okuli n’abanene nga Villa Express ne Vipers nga eggulo yakyazizza ttiimu ya Bright Stars ku kisaawe kya Nakivubo Blue n'egikuba ggoolo 1-0 eyateebeddwa Umar Ssebuliba mu ddakiika 70.

 

Masavu ne Onduparaka ze ttiimu zokka ezitannakubwamu wadde nga Onduparaka yakazannya emipiira ena ate eri mu kibinja kyanjawulo ate yo Masavu yakazannya mukaaga,kino kyatadde Masavu ku ntikko y’ekibinja kya Hat-Trick eya ttiimu omunaana  n’obubonero 16 nga Villa yesembye n’obubonero 4.

 
Ye omutendesi wa Bright Stars Frank Mulindwa yategeezezza nti ekisaawe ekyabaddemu ebinnya ebingi n’ebitaba by’amazzi by'ebimu ku byakubizza ttiimu ye mpozzi ne ba ddiifiri abaabaddemu ky'ekubira.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kkooti1 220x290

Poliisi eremeddwa okutwala fayiro...

POLIISI eremeddwa okutwala fayiro eriko omusango gw’okutemula eyali omwogezi wa poliisi, Andrew Felix Kaweesi mu...

Luwum 220x290

Abattakisi beegugunze olw’okuggala...

ABAGOBA ba takisi mu ppaaka enkadde abakozesa omulyango oguli ku Luwum Street bavudde mu mbeera ne bateeka akaziko...

Namanve 220x290

Ab’e Namanve balaajanidde ab’ekitongole...

ABATUUZE b’e Namanve (Kireku leerwe) abali ku ttaka ly’ekitebe ky’eggaali y’omukka, balaajana oluvannyuma lw’ekitongole...

Remassebunnya 220x290

Eyeekiika mu bba wa Rema aggyeeyo...

OMUSAJJA eyavaayo ne yeesimba mu bba wa Rema, abamu kye baataputa ng’ayagala okugootaanya emikolo gy’okwanjula,...

Brian 220x290

Mukula atutte Bryan White mu kkooti...

BRYAN White, ebibye bibi. Kkampuni ya Capt. Mike Mukula emututte mu kkooti lwa kumuguza mmotoka ku doola 120,000...