TOP

Ebyavudde mu Beach Soccer

By Musasi wa Bukedde

Added 13th November 2017

Ebyavudde mu Beach Soccer

Bik1 703x422

Bya: DEOGRATIUS KIWANUKA

Mu bakyala

Entebbe ladies 2-5 Buganda Royal

Ajax Queens 0-0 Muteesa Royal

Nkumba Univ 2-0 Buganda Royal

Buganda Royal 5-1 Katuuso Community BSC

Alphoenix golden girls 1-2 Muteesa Royal

Ajax Queens 4-1 Nkumba university

 

Mu basajja

Nkumba Univ 5-2 Mitoola Resort beach

Stomers 4-2 MUBS

Talented 3-4 KIU

Buganda Royal 6-1 Ms sandlion BSC

Isabeti 6-7 Nkumba Univ

Kyadondo Galactico 3-6 St Lawrence University

OLUVANYUMA lwa ttiimu ya MUBS okukubwa ttiimu ya Stomers mu muzanyo gwa beach soccer, omutedensi Charles Ayeiko eya weredwa kandi emyuffu nagobwa ku katebbe, yekwansiza omutindo ogwabadde ogwekibogwe ddefari Adam Juma Kato gwe yayoleseza.

 

Ategezeza nti abazanyi be obwedda bwe bakolebwako ebisobyo nga ddefari awewa buwewi ekintu kye nzikiriza nti kyekyavirideko okukubwa eggulo, ggoolo za MUBS zatebedwa  Frank Bomboka ate zoza Stomers zatebeddwa Ronlad Magwali eyatebye ggoolo bbiri ne Churchill Kamba.

 Ate yo mubakyala ttiimu ya Muteesa Royal eyalwanye obwezizigirire okwe takuluzako

Alphoenix golden girls bwe yagiwagudde ggoolos 2-1 nga ggoolo za Muteesa Royal zatebedwa Sharon Namatovu ne Habibah Nakayobyo yo eya Alphoenix golden girls yatebedwa Spencer Nakacwa.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Tip11 220x290

Laba engeri gy'osobola okufuna...

Laba engeri gy'osobola okufuna emitwalo 16 buli lunaku mu buti obukuma essigiri

Dad1 220x290

Fresh Kid,Esther ne Ezekiel bacamudde...

Fresh Kid,Esther ne Ezekiel bacamudde abato mu Toto Xmas Festival e Nmboole

Lip1 220x290

Abaawule balabuddwa ku bwenzi n'enguzi...

Abaawule balabuddwa ku bwenzi n'enguzi

Tap11 220x290

Okubeera bamuzibe tekitugaana kwekolerera...

Okubeera bamuzibe tekitugaana kwekolerera

Gab1 220x290

Ssaabasumba Lwanga akyalidde Gabunga...

Ssaabasumba Lwanga akyalidde Gabunga