TOP

Empaka z'abaliko obulemu zitandika ku lwakutaano e Lugogo

By Scovia Babirye

Added 14th November 2017

Empaka z'abaliko obulemu zitandika ku lwakutaano e Lugogo

Pik1 703x422

Abamu ku bazannyi b'omuzannyi ogumanyiddwanga goal ball nga bali mu kutendekebwa mu Arena e lugogo

TTIIMU ya Uganda eyabaliko obulemu ku maaso eweze okulabya ttiimu endala ennaku mu mpaka za East African Goal ball Championships ezinaayindira e Lugogo ku wiikendi eno.

Guno gwemulundi ogusoose Uganda okwetaba n’okukyaza empaka zino ku mutendera gw’ensi yonna (International Level), Irene Nabisenke omutendesi wa ttiimu eno ategeezezza nti abazannyi bonna bali mu mbeera nnungi okwanganga buli anabasala mu maaso.

Empaka zino zitandika ku lwakutaano ku kisaawe e Lugogo nga zakwetabwamu amawanga musanvu  (7) okuli Rwanda, South Sudan,Burundi,Tanzania,Kenya wamu ne DRCongo era ng’omuwanguzi waakutwala ekikopo.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gaba 220x290

BUKEDDE W’OLWOKUNA ALEESE GANO...

Museveni afulumizza pulaani kakongoliro ku byokwerinda era n’alangirira nti eby’okutemula Kaweesi y’abyekwatiddemu....

Goba1 220x290

'Abasika mukomye okwezza ebintu...

Paasita Luciano Ronald Kivumbi owa Real Liberty Church, Luteete awadde amagezi abasika okukomya okweza ebintu...

Pala3 220x290

Muloope Abapoliisi abeenyigira...

PULEZIDENTI Museveni agambye nti obumu ku bumenyi bw’amateeka obugenda maaso mu ggwanga bwenyigiddwamu n’abamu...

Bika 220x290

UCU erwanira Women's Cup

UCU Lady Cardinals erina omukisa okuzza ku nsimbi ze yasaasaanya okukansa bassita ba ttiimu y’eggwanga abasatu,...

Twala 220x290

Eng'onge eri ku Ngabo

BAZZUKULU ba Nakigoye Abekinyomo, baakamudde aba Kisoro (Abehhonge), entuuyo mu mpaka z'emipiira gy’Ebika by'Abaganda...