TOP

UCU yeddizza ekya liigi y'ensero omulundi ogwokusatu

By Musasi wa Bukedde

Added 6th December 2017

BANNANTAMEGWA ba liigi y'ensero mu bakyala aba UCU Lady Canon bongedde okulaga eryanyi bwe beddizza ekikopo omulundi ogw’okusatu ogw’omuddiringana bwe oluvannyuma lw'okumegga ttiimu ya KCCA Leopard ku bubonero 62-54.

Ucu1 703x422

Aba UCU nga bakwasibwa ekikopo

Bya DEOGRATIUS KIWANUKA

Omutedensi wa UCU Emmanuel Kiguyi yayolesezza obukodyo obwamuyambye okuwangula ekikopo.

Ate Ronald Serunyingo atendeka KCCA yeebazizza nnyo abazannyi be olw’omutindo gwe baataddewo n'ayozaayoza abazanyi aba UCU olw'okumusinga omutindo n'ensumika ne bawangula ekikopo omulundi ogwokusatu ogw’omuddiring'anwa.


More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mm 220x290

Kkampuni zisaze omusolo ku ‘Mobilemoney...

KKAMPUNI z’amasimu zitandise okussa mu nkola etteeka ly’okukendeeza gwa ‘mobile money’ (Airtel money, Africel Money...

Monicangalagaobutungulubwatunda500webuse 220x290

Ekigwo ekimu tekyandobera kuddamu...

Omulimu gw'okufumba bwe gwanzigwako tekyandobera kutandika kulimira wafunda era kati nasituka dda sirina agoba....

Skull 220x290

Bamukutte n’akawanga

OMUSAJJA eyasangiddwa n’akawanga k’omufu gamumyuse. Abatuuze baamulinye akagere ne bamukwata n’ekisawo mwe yabadde...

Muhangi3 220x290

Muhangi akkirizza okusisinkana...

OMUGAGGA Charles Muhangi awadde abasuubuzi abakolera ku bizimbe bya Qualicel(Horizoni city) ne Nabukeera (Bazannya...

Zaina2webuse 220x290

Obwakondakita bwamponya ennaku...

Okukola obwakondakita nga ndi mukazi kinnyambye okulabirira abaana bange ate n'okuyiga bwe bakolagana n'abantu...