TOP

Basena awera kwesogga fayinolo za CECAFA

By Stephen Mayamba

Added 13th December 2017

OMUTENDESI wa Uganda Cranes, Moses Basena agambye nti essuubi limuli mu bassita ba KCCA FC okumegga Zanzibar ku semi ya CECAFA ku Lwokutaano e Kisumu, Kenya.

Maxresdefault 703x422

Basena

Lwakutaano mu CECAFA:

Uganda - Zanzibar, 10:00

Yategeezezza nti okuva omupiira bwe gugenda okuzannyibwa ku kisaawe kya kkapeti, aba KCCA bajja kutaasa Cranes kubanga nabo kye basiiba bazannyirako e Lugogo.

Bano ye; Benjamin Ochan, Paul Mucurezi, Allan Kateregga, Derrick Nsibambi, ne Muzamir Mutyaba.

Enkya Kenya ettunka ne Burundi ku semi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mknwc1 220x290

Yaaya gwe baagobye ku mulimu atambuzza...

Yaaya gwe baagobye ku mulimu atambuzza bigere okuva e Ntebe okudda e Kamuli ne bbebi we: Yakomye Mukono n'alaajanira...

Kt1 220x290

Poliisi ekoze ekikwekweto ku zi...

Poliisi ekoze ekikwekweto ku zi loogi n'egwa ku basinda omukwano

Cap1 220x290

AbaKulembeze mu kalungu batuuzizza...

AbaKulembeze mu kalungu batuuzizza olukiiko okutema empenda z'okulwanyisa COVID-19

Pop13 220x290

Poliisi etandise okunoonyereza...

Poliisi etandise okunoonyereza ku musirikale waayo eyakubye abaana be amasasi

Kafeera 220x290

Leero luno!

NG’ENSI eri ku bunkenke bw’ekirwadde kya Coronavirus, abamu ku Bannayuganda batandise okubiteekamu omuzannyo bo...