TOP
  • Home
  • Ebikonde
  • 'The Bombers' batandise okwetegekera eza Commonwealth

'The Bombers' batandise okwetegekera eza Commonwealth

By Musasi wa Bukedde

Added 15th January 2018

TTIIMU y’eggwanga ey’ebikonde etandise okwetegekera emizannyo gya Common Wealth egigenda okuyindira mu kibuga Gold Coast ekya Australia.

Bombers8 703x422

Isaac Masembe owa COBAP ku ddyo ng'attunka ne John Ssemakula owa KBC ku kkono.EKIF-FRED KISEKKA.

Bya Fred Kisekka

‘The Bombers’ yasoose kuyita mu kasengejja akasooka ng’eyita mu mpaka za ‘Inter Club Boxing Tournament’ ezeetabidwaamu kiraabu 15 mu mpaka ezaabumbugidde ku kiraabu ya KBC mu Kampala. 

Abazannyi omwabadde; Shadir Musa omu ku ba kapiteeni ba ‘The Bombers’, David Ssemujju, Muhammed Ali Sserunkuuma n’abalala baazivuddemu bazaasimula bugolo olw’okuvugannya okw’amaanyi kwe zaabaddeko. 

Meddie Hassan Mulandi ne Sam Rukundo abatendeka ‘The Bombers’ bagambye nti baluubirirdde kutwala ttiimu kabiriiti mu mizannyo gya Common Wealth.

‘The Bombers’ yasemba okwetaba mu mizannyo gya Common Wealth mu 2014 e Scotland gye yawangulira emidaali ebiri egy’ekikomo egya Mike Sekabembe ne Fazil Juma.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Hop2 220x290

Ababaka bakubaganye empawa ku byapa...

Ababaka bakubaganye empawa ku byapa ebyali mu Teefe Bbanka

Hop2 220x290

Bamukutte lwa kweyita wa poliisi...

Bamukutte lwa kweyita wa poliisi

Lop2 220x290

ISO ekutte abasajja 3 n’emmundu...

ISO ekutte abasajja 3 n’emmundu mu wooteri

Web2 220x290

Pulezidenti alagidde abeebibanja...

Pulezidenti alagidde abeebibanja ku busuulu

Geb2 220x290

Obubaka bw’oku ssimu bumutadde...

Obubaka bw’oku ssimu bumutadde mu kattu