TOP

Mutebi asazeeko abazannyi 3

By Musasi wa Bukedde

Added 15th January 2018

OMUTEDENSI wa KCCA Mike Mutebi akakasizza okusalwako kw’abazanyi abasatu ababadde bazannyira ttiimu eno.

Mikemutebi2 703x422

Mike Mutebi, atendeka KCCA

Bya DEOGRATIUS KIWANUKA          

OMUTEDENSI wa KCCA Mike Mutebi akakasizza okusalwako kw’abazanyi abasatu ababadde bazannyira ttiimu eno.

Mu bazannyi abasalidwako kuliko; omuteebi Samuel Ssekamatte Kayonga, Abdallah Muhammed ne Allan Oryek be bateeredwa banoonye kiraabu endala gye balaga.

” Okuva kati baddembe okwegatta ku ttiimu yonna  ebeetaaga , era mbaagaliza mikisa gyokka," Mutebi bwe yategeezezza.

KCCA bali mu kawefubbe wakweddiza kikopo kya liigi n'ekya Uganda Cup kw’osa n’okuvuganya mu kya CAF Champions League omwaka guno era baamaze dda okukansa abazannyi abapya okuli; Solomon Okwalinga, Tom Ikara n’abalala nga bano basuubirwa okuyamba ttiimu okuvuganya obulungi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Seb1 220x290

Beefudde abasawo ne bamufera obukadde...

Beefudde abasawo ne bamufera obukadde 15

Gab1 220x290

Omutaka Gabunga awummuzza basajja...

Omutaka Gabunga awummuzza basajja be

Pip1 220x290

Aba People Power bongedde okwenyweza...

Aba People Power bongedde okwenyweza

Lat1 220x290

Enkungaana za Bobi Wine zirinnyiddwamu...

Enkungaana za Bobi Wine zirinnyiddwamu eggere

Ch16 220x290

Ebyaviiriddeko Rema akuding'ana...

Ebyaviiriddeko Rema akuding'ana ne Evans