TOP

Pirates emezze Heathens mu za Rugby

By Silvano Kibuuka

Added 12th February 2018

Ttiimu ya Rugby eya Black Pirates yeenywerezza ku ntikko ya liigi bw’ekubye abaali bannantameggwa aba Hima Cement Heathens ku bugoba 13-03 mu luzannya olubadde lulindiriddwa ennyo abawagizi.

Rugby 703x422

Omuzannyi wa Toyota Buffaloes Paul Epiro ng'awaguza mu bazannyi ba Rams mu luzannya lwa liigi e Lugogo ku kisaawe kya Kyadondo. Buffaloes yawangudde ku bugoba 24-10 Feb 10 2018. (ekif:Silvano Kibuuka)

Enzannya za Liigi ya Rugby:

Hima Cement Heathens 03 – Black Pirates 13

Toyota Buffaloes 24 – 00 Rams

Rhino 28 – 00 Jinja Hippos

Bakirimeggwa bano baazannye ku fayinolo ya Uganda Cup Black Pirates ne yeetikka ekikopo omulundi ogusoose ete nga nemu luzannya olusooka olwa liigi era baamezze Heathens.

Mu muzannyo ogwasooseewo, Toyota Buffaloes yeemalidde eggoga ku Rams esembye mu ttiimu 10 eziri mu liigi y’eggwanga eya Rugby n’egikuba mu bugoba 24-10.

Wabula bbo aba Rhino obubonero baayodde bwa ku mukeeka aba Jinja Hippos bwe bataalabiseeku e Lugogo mu luzannya lwa liigi lwe baabadde balina okukyala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

St1buk250518 220x290

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE...

Mulimu ebipya ku batta abawala omuli obujulizi obubalumiriza kyokka nga butiisa.

Save 220x290

Museveni ayogedde ku bawamba abawala...

Pulezidenti agambye nti abatemu abawamba abawala ne babatta babafunzizza era gwe basembyeyo okukwata yabadde n’emirambo...

Whatsappimage20180524at20027pm 220x290

Abadde alimbalimba omuyizi wa S.4...

Emirimu gisannyaladde okumala akaseera mu ppaaka enkadde mu kibuga Kampala abagoba ba takisi abakolera ku siteegi...

Isabeti4 220x290

Yeemulugunyizza ku mutindo gwa...

OMUTEDENSI wa KIU Henry Kyobe akukkulumidde akakiiko akaddukanya omuzannyo gwa Beach Soccer olw’enzirukanya etamatiza...

Kasangati 220x290

Bawambye omuwala omulala e Kasangati...

ABAWAMBA abantu beesomye luno, bawambye omukazi omulala e Kasangati ne basaba obukadde 10, kyokka olubaweerezzaako...