TOP

Obuvune busubizza Sadam Jjuma ogwa Madagascar

By Ismail Mulangwa

Added 19th February 2018

Obuvune busubizza Sadam Jjuma ogwa Madagascar

Deb1 703x422

Sadam Jjuma ng'ali ku miggo olw'obuvune

OMUWUWUTTANYI wa KCCA FC, Sadam Juma kati atambulira ku miggo oluvannyuma lw’okumenyeka ekigere bwe baabadde bawangula Simba eya Big League ggoolo 2-1 mu mpaka za Uganda Cup.

Mu kutendekebwa kwa leero ku makya, Sadam tatendekeddwa ne banne era asuubirwa obutazannya mupiira gwa CAF bwe banaaba bambalagana ne ttiimu ya Madagascar eya CnAPS mu kisaawe e Lugogo ku lwokusatu. Ye omuteebi Derrick Nsibambi yassuuse era atendekeddwa ne banne.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

No Matching Document

Emboozi endala

Top2 220x290

Omusumba Tumusiime tayagala maka...

Omusumba Tumusiime tayagala maka galimu bizibu

Deb2 220x290

Obubonero obulaga ng’amafuta oba...

Obubonero obulaga ng’amafuta oba woyiro by’otadde mu mmotoka bikyamu

Kp2 220x290

Mubiri omunene akugobako endwadde...

Mubiri omunene akugobako endwadde

Kim2 220x290

abasawo bongedde okutangaaza ku...

abasawo bongedde okutangaaza ku kuzaala omwana asoosa ebigere

Kip3 220x290

ENSIRI : BW’OTOZITTA ZO ZE ZIKUTTA...

ENSIRI : BW’OTOZITTA ZO ZE ZIKUTTA