TOP

Sadam Jjuma waakumala ku ndiri wiiki ssatu

By Musasi wa Bukedde

Added 28th February 2018

Sadam Jjuma waakumala ku ndiri wiiki ssatu

Fu1 703x422

Sadm Jjuma ku miggo oluvannyuma lw'okufuna obuvune

OMUWUWUTTANYI wa KCCA FC, Sadam Juma waakumala ku ndiri wiiki ssatu oluvannyuma lw’okufuna obuvune nga battunka ne Simba mu kikopo kya Uganda Cup.

 adam juma ngali mu kutendekebwa nga tannafuna buvune Sadam Jjuma ng'ali mu kutendekebwa nga tannafuna buvune

Abasawo bamwekebezze  ng’ekinywa ky’omu kugulu kyakyukamu katono era omusawo wa KCCA FC, Ivan Ssewannyana ategeezezza nti balina okutereeza ekinywa ekyo n’okujjanjaba akakongovule kassuuke.

Sadam amaze ebbanga ng’atawaanyizibwa akakonggovule era Ssewannyana agamba nti balina okukajjanjaba obulungi.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Top2 220x290

Omusumba Tumusiime tayagala maka...

Omusumba Tumusiime tayagala maka galimu bizibu

Deb2 220x290

Obubonero obulaga ng’amafuta oba...

Obubonero obulaga ng’amafuta oba woyiro by’otadde mu mmotoka bikyamu

Kp2 220x290

Mubiri omunene akugobako endwadde...

Mubiri omunene akugobako endwadde

Kim2 220x290

abasawo bongedde okutangaaza ku...

abasawo bongedde okutangaaza ku kuzaala omwana asoosa ebigere

Kip3 220x290

ENSIRI : BW’OTOZITTA ZO ZE ZIKUTTA...

ENSIRI : BW’OTOZITTA ZO ZE ZIKUTTA