TOP

Spartans eri ku ntikko

By Musasi wa Bukedde

Added 12th March 2018

Spartans eri ku ntikko

Tan1 703x422

Spartans 3-0 Kyambogo

Baza Holdings 4-2 Soana

Bweyogerere 1-1 Kyebando

AK 47 1-1 Kansanga

St Marys 3-1 Lungujja Galaxy

Mutungo 2-0 Katwe

Kabalagala Rangers 0-1 Edgars

Thunders 2-2 Nansana

Industry Area 1-1 Kazo

 

TTIIMU ya Spartans ezannyira mu liigi ya Ligyoni ya Kampala olulinnye ku ntikko y’ekibinja kya Scorpion omutendesi neyeyongera okuwaga nga ekirooto ky’okuyingira Big League bw'atandise okukituukiriza.

Davis Nono nga ono ye mutendesi wa Spartans yasoose kuwangula  Kyebando 2-0 wiiki ewedde era n’ategeeza nga kati bw’aluubirira okuggyayo Kisugu ku ntikko y’ekimeeza ekintu kyeyatuukirizza olunaku lw’eggulo bweyakubye Kyambogo ggoolo 3-0 ku kisaawe kya Muteesa 2 e Wankulukkuku ate ogwa Kisugu ne St Marys neg wongezebwayo.

Nono yateggeezezza nti ekya Kisugu okuba nga tennazannya tekimutiisa kuba esobola okusuula wabula ye agenda kwongera kuwawula ttiimu ye okulaba nti yenywereza mu kisooka.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Web2 220x290

Enkuba egoyezza ekkanisa e Lwengo...

Enkuba egoyezza ekkanisa e Lwengo

Reb1 220x290

Aba Bbanka enkulu bannyonnyodde...

Aba Bbanka enkulu bannyonnyodde lwaki ebimu ku biwandiiko bya Bbanka ezaatundibwa tebabirina

Lip2 220x290

Aba Takis bawuttudde omusirikale...

Aba Takis bawuttudde omusirikale

Mah 220x290

Basajjabalaba awadde ekiragiro...

Basajjabalaba awadde ekiragiro ku bizimbe ebyatwalibwa Muhangi Drake Lubega ne Mansoor Young ne bamwanukula

Po1 220x290

Abatemu bateeze omukazi ne bamutemaatema...

Abatemu bateeze omukazi ne bamutemaatema ne bamutta n'omwana