TOP

Bright Stars evumbedde mu Junior liigi

By Musasi wa Bukedde

Added 12th March 2018

Bright Stars evumbedde mu Junior liigi

Lopi2 703x422

Bya Joseph Zziwa

Bright Stars FC 0-0 Soana FC

KCCA SA 6-0 Kirinnya Jinja SS

Vipers SC 3-0 Soana FC

Masavu FC 3-1 Express FC

EMIKISA gya ttiimu ya Bright Stars ey’abato okuvuganya ku kikopo kya Liigi y’abatasussa myaka 18 eya Fufa Junuior League gye yongedde okukendeera bw’egudde amaliri ga 0-0 ne Soana ekiwadde enkizo ttiimu z’ebadde evuganya nazo ku kifo ekisooka okweyongerayo nga kuno Kuliko Masavu ne Vipers.

Bright Stars eyabadde ekyazizza Soana ku kisaawe Royal Giant HS e Mityana yazze mu mupiira guno nga eri mu kyakusatu n’obubonera 34 wansi wa Masavu eyabadde na 35 nga Vipers y’ekulembedde n’obubonero 39 mu kibinja kya Hat Trick,wabula eno yalemeddwa okumegga Soana eri mu ky’omukaaga n’obubonero 20 kyokka beyabadde evuganya nabo bonna baawangudde.

Ttiimu enekulembera mu kibinja kino yakugasimbana neenakulembera mu kibinja kya Treble kati ekikulembeddwa KCCA n’obubonero 45

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Davidssekandingalagaengeriamatookegegyegayonooneddwaenkubawebuse 220x290

Ab'e Mukono beeraliikiridde enjala...

Abatuuze b'e Nassaka mu Mukono beeraliikiridde olw'enkuba eboonoonedde ebirime

Whatsappimage20191021at1439041 220x290

Zani Lady C awera kudda mu nsiike...

Zani Lady C omuyimbi ate nga muzannyi wa ffirimu akomyewo n'akayimba okuddamu okuvugannya mu nsiike y'okuyimba....

Kkobewebuse 220x290

Mwewale okufiira ku mirimu gy’okukozesebwa...

Abamalirizza emisomo bakubiriziddwa obuteesiba ku mirimu gya misaala emigereke bwe baba baagala okwewala ekkomera...

Joseph8webuse 220x290

Bwe mukoledde ebibuuzo mu kizimbe...

Fr. Joseph Ssebayigga asabidde abayizi ba St. Joseph Girls Primary School e Nsambya aba P7 ng'aggulawo ekizimbe...

Vipers 220x290

Vipers yeeweredde BUL

Mu nsisinkana etaano ezisembyeyo,Vipers ewanguddemu emipiira ena (4) so nga BUL gumu.