TOP

Green Hill Academy yeeriisizza nkuuli mu z'okuwuga

By Musasi wa Bukedde

Added 13th March 2018

ESSOMERO lya Green Hill Academy lyeriisizza nkuuli mu mpaka z’okuwuga eza Uganda Swimming Midland National Primary School Swimming Gala ezaategekeddwa ku ssomero lya Green Hill Academy.

Swimming2 703x422

Bamusaayimuto nga bali mu nsiike

BYA Deogratius Kiwanuka 

Empaka zino zeetabiddwaamu abayizi bokka abali mu masomero ga Primary omwabadde; Green Hill Academy, Kampala Parents, Palace Junior, Mother Care, King Fahad, ne Seeta Junior. 

Donald Lukale, pulezidenti w’omuzannyo guno yeebazizza basiponsa abaatadde ssente mu mpaka zino aba Midland Primary School e Kawempe olwomutima omulungi ogwagala ebyemizannyo ekiyambye okutumbula ebitone ebito.

Dr. Chirag Koltcha owa Midland yeebazizza amasomero gonna ageetabye mu mpaka z’omwaka guno. 

Empaka zaawanguddwa aba Green Hill Academy n’omugatte gwa bubonero 1,776 ne baddirirwa Seeta Jounior n’obubonero 1,722 ate ekyokusatu ne kiwangulwa Kampala Parents.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Whatsappimage20181214at173512 220x290

SC Villa etimpudde Express FC n'ennyogoza...

SC Villa etimpudde Express FC n'ennyogoza abawagizi baayo mu kisaawe e Namboole omupiira gye guyindidde!

Mosesmakoyaniowakibogakuddyongattunkaneambrosenaturindaowantinda 220x290

Kiboga ewaga mu Big League

TTIIMU ya Kiboga FC eyaakesogga Big League eremedde ku Proline FC okugisuuza entikko y’ekibinja kya Rwenzori ekitaddewo...

Hib1 220x290

Omulamuzi atabukidde abakakiiko...

Omulamuzi atabukidde abakakiiko k'ebyettaka e Lwengo

Reb2 220x290

Maneja w’ebbaala ya Casablanca...

Maneja w’ebbaala ya Casablanca asindikiddwa ku limanda

Deb1 220x290

Abakola ebimansulo e Kyetora balabuddwa...

Abakola ebimansulo e Kyetora balabuddwa