TOP

Mourinho abuukidde Willian

By Musasi wa Bukedde

Added 16th March 2018

Chelsea yandisaba obukadde bwa pwundi 60 okutunda Willian kyokka ng'era kikyali kizibu, nti eyinza okukkiriza okutunda ssita waayo ono.

Willianjpgcmyk 703x422

Willian


JOSE Mourinho abuukidde ssita wa Chelsea, Willian. ManU yagula Nemanja Matic omwaka oguwedde okuva mu Chelsea wabula tannabaawo ky'abakolera sizoni eno nga kati Mourinho agamba nti ne Willian, ebamuweere ddala.

Omwaka oguwedde, Willian yayagalako okuva mu Chelsea wabula ne bamulemesa. Sizoni eno, y'omu ku babadde bassita ba Chelsea ng'era ye yateeba ggoolo nga ManU ebawangula (2-1) mu February w'omwaka guno.


ManU yawanduddwa mu Champions League ng'enkya ku Lwomukaaga erindiridde kuzannya Brighton mu FA Cup.

Chelsea yandisaba obukadde bwa pwundi 60, mu Willian kyokka ng'era kikyali kizibu, nti eyinza okukkiriza okutunda omuzannyi ono.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mala1 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE...

Mulimu abayizi 5 abasinze mu buli ssomero mu disitulikiti ez’enjawulo. Tukugattiddeko n’ebifaananyi byabwe nga...

Morning 220x290

Obulamu bw’okweyombekera kkoyi...

OBULAMU obw’omu bumenya! Bayibuli ekirambika nti ekitonde ekisajja kineegattanga n’ekitonde ekikazi ne bakola obufumbo...

Ssenga1 220x290

Bakwana batya?

Ekizibu kye nnina kya nsonyi ate nga ndi muvubuka wa myaka 21. Ntya n’okugamba ku muwala yenna. Ssenga nsaba kunnyamba...

Yaga 220x290

‘Muntaase puleesa egenda kunzita...

MUSAJJA mukulu Ssaalongo Vincent Kigudde 78, awanjagidde akakiiko akabuuliriza ku mivuyo gy’ettaka kamuyambe ku...

Nyanzi 220x290

Dr. Stella Nyanzi alemedde e Luzira...

Dr. Stella Nyanzi ajeemedde ebiragiro bya kkooti bw’agaanye okulinnya bbaasi y’abasibe emuleeta ku kkooti nga bwe...