TOP

Golola akubye Abu Kikenwa n'asitukira mu musipi gw'eggwanga

By Musasi wa Bukedde

Added 18th March 2018

Golola akubye Abu Kikenwa n'asitukira mu musipi gw'eggwanga

Hab1 703x422

Golola ng'attunka ne Abu Kikenwa ku Freedom City

Bya Fred Kisekka
 
MOSES GOLOLA Kawandula bigambo awangudde Abu Kikenwa bw'amukubye ensabaggere ez'okumukumu n'amuwangula mu lawundi ey'okusatu.
 
Olulwana luno lubumbujjidde ku Freedom City mu kiro ekikeesezza olwaleero era nga lunyumidde nnyo abalabi olw'ensonga nti abawagizi ba side zombi obwedda bawaga okuva olulwana bwe lwatandise ppaka kuggwa.

Abu amaze ebbanga ng'asaba Golola ng'agamba nti amwewulira era waliwo enguumi gye yakubye Golola n'alandinga ku ttaka abawagizi ba Golola ne bakwata ku mutwe wabula oluvannyuma Golola yasituse naye n'atandika okumukasukira enguumi n'ensambaggere ez'okumukumu okukakkana ng'amuwangudde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sud1 220x290

Abaliko obulemu babagabudde ebya...

Abaliko obulemu babagabudde ebya ssava bya Ssekukkulu

Sub1 220x290

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi...

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi bw'omwaka n'aweebwa Subaru empya ttuku

Tysonfury 220x290

Tyson Fury si waakuzannya Anthony...

Fury agenda kudding'ana ne Deontay Wilder mu February w'omwaka ogujja.

Parma 220x290

ManU etunuulidde musaayimuto wa...

ManU ekyayigga bazannyi banaagizza ku maapu sizoni ejja. Mu kiseera kino eri mu kyamukaaga ku bubonero 24.

2018wolvesceleb32 220x290

Arsenal esabye Wolves olukusa eyogere...

Nuno Espirito yatendekako Valencia eya Spain, FC Porto ne Rio Ave ez'e Portugal nga tanneegatta ku Wolves.