TOP

Mourinho ayagala bamugulire abazibizi 5

By Musasi wa Bukedde

Added 22nd March 2018

Mourinho agamba nti ayagala kuggumizza kisenge kye baleme kukiyitamu.

Samuelumtiti 703x422

Umtiti

JOSE Mourinho awadde abakungu ba ttiimu eno olukalala lw’abazannyi 5, b’ayagala bamugulire mu katale k’abazannyi akajja.


Mourinho agamba nti ayagala kuggumizza kisenge kye baleme kukiyitamu.
Mu bazibizi b’ayagala kuliko; Raphael Varane owa Real, Toby Alderweireld (Spurs), Danny Rose (Spurs) Samuel Umtiti (Barcelona) ne Jose Gaya (Valencia).


Singa bano bajja, kijja kuba kitegeeza nti Luke Shaw, Matteo Darmian ne Daley Blind bandibulwa ennamba mu ttiimu ya ManU.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Teekamu 220x290

Eyanzigya mu ssomero yeegaanye...

NKIZUDDE kati nti eyannimbalimba n’annemesa emisomo yali ayagala kunkozesa nga tanjagala bya ddala.

Funa 220x290

Okukkiririza mu Katonda kizza laavu...

OMUWALA yenna kasita akula, kibeera kitegeeza nti alina obulamu bw’alina okuvaamu ate adde mu bulala ne gye biggweera...

Tuula 220x290

Mukwano gwange yansigulak

NZE Hakim Male nga mbeera Kireka Railway mu munisipaali y’e Kira. Siryerabira mukwano gwange gwe nali mpita owange...

Funayo1 220x290

Omuyizi alumirizza omusajja okumuwamba...

POLIISI y’e Matugga ekutte n’eggalira omusajja agambibwa okutaayizza omuyizi abadde agenda ku ssomero n’amuwamba...

Kkooti1 220x290

Poliisi eremeddwa okutwala fayiro...

POLIISI eremeddwa okutwala fayiro eriko omusango gw’okutemula eyali omwogezi wa poliisi, Andrew Felix Kaweesi mu...