TOP

Man City ekyayigga baguzi ba tikiti

By Musasi wa Bukedde

Added 28th March 2018

Man City yatadde tikiti zino ku katale ng'egamba nti teyagala bawagizi beesindike ku ssaawa esambayo nga bazirwanira era baabadde basuubira nti we lunaatuukira olwaleero ku Lwokusatu.

Mancityfoto 703x422

abawagizi nga balaba ogumu ku mipiira gya Man City


WADDE tikiti zaateereddwa ku katale ku Mmande, Man City ekyanoonya abanaazigula balabe omupiira gwayo ng'ettunka ne Liverpool ku 'quarter' y'empaka za Champions League.

Man City yatadde tikiti zino ku katale ku Mmande ng'egamba nti teyagala bawagizi beesindike ku ssaawa esambayo nga bazirwanira era baabadde basuubira nti we lunaatuukira olwaleero ku Lwokusatu nga basigazzaawo ntono kyokka kibabuuseeko, ng'abawagizi tebannajjumbira kuzigula.

Wabula abamu bagamba nti yapapye kuba omupiira guno gwakubaawo nga April 10  kuba basooka kukyalira Liverpool mu luzannya olusooka nga April 4.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pak2 220x290

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa...

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa

Web2 220x290

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda...

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda

Kap1 220x290

Wawanirira Klezia ya St. Agnes...

Wawanirira Klezia ya St. Agnes Makindye

Lap2 220x290

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi...

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi

Mpa2 220x290

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera...

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera beebugira buwanguzi