TOP

MUBS 1-1 Kyambogo

By Musasi wa Bukedde

Added 30th March 2018

MUBS eyagenze ewaga okufuna obubonero 3 ku Kyambogo University, bigiremye okutuukiriza

Mubs 703x422

Abazannyi ba MUBS

MUBS 1-1 KYU
YUNIVASITE ya MUBS  eremesezza eya Kyambogo okugiwangula omulundi ogwomukaaga ogwomuddiring'anwa mu mpaka za 2018 Pepsi University Football League eza guddwaawo mu butongole wiiki eno.


MUBS yakoze amaliri ga goolo 1-1 bwe yabadde ekyazizza Kyambogo mu mupiira
ogwaguddewo ekibinja C ku Lwokutaano e Nakawa ng’eno y’ensisinkano
yaabwe eyoomukaaga bukya Liigi eno etandikawo mu 2012 nga baakakola amaliri
ga mirundi 3 ate MUBS n’ewangula egisigadde okuli ne fayinolo ya 2014.

“Tubadde n’emikisa egisobola okuwangula omupiira guno naye olugoba
lwaffe oluteebi lubadde lunafu olw’abateebi baffe abasinga okubeera nga
baamaliriza okusoma naye nga tugenda kwongera okutereezaamu,” Joseph Sserwadda, omutendesi wa Kyambogo bwe yagambye.

Jonathan Ivan Epau ye yateebedde Kyambogo ate Frank Ssenkadwa
n’ateebera MUBS nga kati bano bombi basibaganye ku ntikko n’akabonero
kamu nga bwe balinda Mbarara University of Science and Technology
(MUST) ne YMCA abazannya enkya ku Lwomukaaga.

Bya Gerald Kikulwe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Capture 220x290

Emitimbagano gya Vision Group gyakuvaako...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Br3 220x290

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Kit1 220x290

Engeri akasaawe k'e Mulago gye...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

Jit1 220x290

Afiiridde mu kibanda kya firimu...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono

Bad1 220x290

King Michael akaayidde Balaam

King Michael akaayidde Balaam