TOP

UCU etnuzza Gulu ebikalu mu za Yunivasite

By Musasi wa Bukedde

Added 6th April 2018

UCU etnuzza Gulu ebikalu mu za Yunivasite

Rub1 703x422

University Football League 2018


Thursday Result (Group A):


UCU 4-0 Gulu

TTIIMU ya UCU etunuzza aba Gulu University ebikalu ki kisaawe e Mukono bw’ebawuttudde ggoolo 4-0 mu mpaka za Pepsi University Football League n’erinnya ku ntikko y’ekibinja A.

Guno gwe mupiira gw’omutendesi omuggya owa UCU Jimmy Kintu ogusoose okubeera mu mitambo gya ttiimu eno oluvannyuma lw’eyabadde omutendesi Jackson Nyima okugyabulira gye buvuddeko, ate gwe guguddewo sizoni eno eri UCU ne Gulu.


Sizoni ewedde UCU yawandulwamu UMU ku mutendera gwa “Quarter” bwe yakubirwa mu Penati oluvannyuma lw’ensisinkano zombi okuggwa 0-0 wabula omutendesi Kintu agamba nti ku luno ayagala kukulembera kibinja paka Semi olwo alinde ekiddako.


Erome Ssemambo ,Kaye Kizito ne Barigye Muzeifu be baafunidde UCU ggoolo nga kati ekulembedde ekibinja n’obubonero 3

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ev1 220x290

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa...

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa

Mayinjangaayimba 220x290

Mayinja yeeganye eby'okuwagira...

Yayogedde ku nkolagana ye n’aba NRM n’agamba nti ali ku mulamwa gwa kubaperereza kwegatta ku kisinde kya People...

Wanga 220x290

Muwala wa kkansala owa S5 bamutuze...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Kisowera mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono mu kiro ekikeesezza olwa...

Malawo 220x290

Ab’ewa Kisekka batabukidde Gavt....

ABASUUBUZI b’ekiwayi kya ssentebe Robert Kasolo ewa Kisekka bawadde gavumenti obukwakkulizo ku kabineeti kye yayisa...

Load 220x290

Aba LDU bakubye babiri amasasi...

ABASIRIKALE ba LDU bazzeemu okukuba abantu babiri amasasi ng’entabwe evudde ku bbiina ly’abantu abaabadde baagala...