TOP

'Mujje tuddukire Kabaka, emisinde gya ku Ssande eno'

By Musasi wa Bukedde

Added 7th April 2018

EMISINDE gy'amazaalibwa ga Kabaka ag'emyaka 63 giddukibwa nkya ku Ssande (April 8).

Wampa 703x422

Pulezidenti w'ekibiina ekiddukanya ebikonde mu ggwanga ekya UBF, Moses Muhangi (mu mujoozi omuddugavu) , eyawerekeddwaako abakubi b'ebikonde ab'enjawulo, yaguze emijoozi gya 1,000,000/-. Ku kkono Richard Kayiira Ssaalongo, atuukirwako amawulire mu Bukedde, ng'amwebaza.

EMISINDE gy'amazaalibwa ga Kabaka ag'emyaka 63 giddukibwa nkya ku Ssande (April 8).

Okugyetabamu osasula 10,000/- ku ofiisi za Vision Group efulumya ne Bukedde, amaduuka ga Airtel, ku Bulange - Mmengo wamu n'enkola ya Airtel Money.

Gigenda kuddukibwa mu kiromita 21,10 ne 5, era giwagiddwa Bukedde, Airtel, Rwenzori Water, MAAD Averstising ne Post Bank.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Malawo 220x290

Agula emmaali y’omufu mu bukyamu...

WADDE okufa tteeka naye kino tekikugaana kukola nnyo obeereko ebyobugagga by’olekera abantu bo ssinga Katonda abeera...

Ssenga1 220x290

Njagala kutandika bulamu

NNINA siriimu era mmaze naye emyaka egiwera. Baze yafa ne nsigala n’abaana naye kati mpulira nnina okufuna omusajja...

Img20190117wa0028 220x290

Sipiika alagidde Katuntu okuyimiriza...

SIPIIKA wa Palamenti Rebecca Kadaga alagidde akakiiko ka COSASE akakubirizibwa Katuntu akabuuliriza ku mivuyo egyetobeka...

Soma 220x290

Abatuuze katono batte be balumiriza...

ABATUUZE ku kyalo Kiryamuli mu Ggombolola y’e Gombe mu disitulikiti y’e Wakiso bakkakkanye ku basajja babiri abagambibwa...

Panda 220x290

Maneja Kavuma ayagala Abtex amuliyirire...

Olutalo lw’abategesi b’ebivvulu, Musa Kavuma (KT Events) ne Abby Musinguzi amanyiddwa nga Abtex lusituse buto....