TOP

Kyambogo yenywerezza ku ntikko ya University League

By Musasi wa Bukedde

Added 9th April 2018

TTIIMU ya Kyambogo oluvannyuma lw’okulemererwa okuwangula MUBS gye yakulembera eddakiika 90 ne bagigatta mu ddakiika esembayo wiiki ewedde, obusungu ebulidde ku MUST bw’egikubye ggoolo 5-0.

Ttiimuyakyambogo2 703x422

Abazannyi ba Kyambogo University

Bya GERALD KIKULWE

Pepsi University Football League

Kyambogo 5-0 MUST

Ku Ssande ababiri baakwataganye ku kisaawe e Kyambogo era nga bwe gwali sizoni ewedde Kyambogo okukuba Mbarara University of Science and Technology awaka ne kubugenyi, ne sizoni eno babatandikiddewo era kati Kyambogo yeenywerezza ku ntikko y’ekibinja C n’obubonero 4 mu mipiira ebiri. 

“Omupiira nabadde ngutidde olw’abasambi bange abasinga okubeera mu bibuuzo bya Yunivasite wabula Mukama ebintu ate abifudde byangu nnyo era nzikiriza eno sizoni yaffe,” bwe yajaganyizza Deo Sserwadda omutendesi wa Kyambogo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Salawo 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE...

Bobi Wine alaze ky’agenda okuzzaako kyokka poliisi nayo erabudde aba People Power ku kugondera amateeka. Mulimu...

Giroud2 220x290

Besiktas eswamye Giroud okumuggya...

Giroud, yali omu ku bazannyi abaayamba Bufalansa okusitukira mu World Cup mu July wabula mu Chelsea, ennamba etandika...

Herreranerojo1 220x290

Abazannyi 4 ogwa ManU ne Wolves...

Rojo tannatereera bulungi buvune wabula okudda kwa Phil Jones kwakuggumiza ManU.

Meeyassenoganomumyukawekansalakaggwangaayogeramulukiikolwampigitowncouncil 220x290

Kirumira bamubbuddemu oluguudo...

Abakiise batenderezza Kirumira omwana waabwe enzaalwa y’e Mpambire mu Mpigi Town Council okubeera omusaale mu kutunda...

Omuvubukaabaddeyefuddeomulalungalikukabangaliyapoliisiempigi 220x290

Yeefudde omulalu n’ayingira ofiisi...

Omuvubuka ono yasoose kwesuula mu kidiba ky’ebbumba mu kabuga k’e Mpigi kyokka poliisi y’e Mpigi n’emunnyululayo...