TOP

Akadirisa ka wiiki eno kanyuvu..!

By Musasi wa Bukedde

Added 11th April 2018

Bawuwuttanyi ki abasinze okulaga omutindo omulungi sizoni eno? De Bruyne, David Silva, Matic, Fernandinho, Pogba, Ozil oba Xhaka? Keera ofune Akadirisa omanye ani alidde empanga mu bazannyi bonna.

Spurs yeeweze okudda Man City mu biwundu bya Liverpool ne ManU. Efalaasidde Man City okujja ng’ekimanyi nti tegenda kusanga kaseera kangu ku Wembley. Jjukira nti Man City yaakakubwa emipiira 3 egy’omuddiring’ana,. Eneeguwangula guno? Byonna mu Akadirisa.

B kafulu baffe okuli; Rehema Nakabuye, Brian Masembe, Laurian Lubulwa, Michael Kigozi nabo bakuleetedde emipiira egiriko ssente wiikendi eno. Gula Akadirisa ko omanye mipiira ki egikuyisa mu wiikendi ng’ofunye ku nsimbi.

Kuno tukugattiddeko ttebo za liigi ezisinga amaanyi mu nsi yonna. Jjukira nti buli ttebo ebeerako fixture, ffoomu ya ttiimu ezizannya ne ngeri ttiimu ezo bwe zikoze nga zisisinkanye.

Bino n’ebirala bingi obifuna ku nnusu 500 zokka. Genda ku matundiro g’amawulire gonna, weefunire Akadirisa naawe weegatte ku bamanyi. 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Unebplejanet 220x290

Ebyavudde mu PLE bifuluma leero...

MINISITA w’ebyenjigiriza n’emizannyo, Janet Kataha Museveni afunye akamwenyumweyu UNEB bw’emwanjulidde ebyavudde...

Tata 220x290

Gavt. ekkirizza ensobi ezaakolebwa...

SSAABAWOLEREZA wa Gavumenti, William Byaruhanga akkirizza nti, okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti kyakolebwa...

Pata 220x290

Alina ekiraamo kya Hajji Mukasa...

EKIRAAMO ky’eyabadde omusika w’eyali Mufti Ahamad Mukasa kikyabuze era famire ekola butaweera okukizuula.

Wana 220x290

Dr. Abed Bwanika ne Mabikke beegase...

ABA DP bakoze omukago n’ekibiina kya Dr. Abed Bwanika ekya PDP n’ekya Micheal Mabikke ekya SDP bakolere wamu ebyobufuzi...

Ket1 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi z'omukenkufu tukulaze butto wa ovakkeddo gy'ayinza okutasaamu asiriiza entamu ssaako okufuukuuka...