TOP

Omutendesi Titi Kamala ali ku bunkenke

By Musasi wa Bukedde

Added 16th April 2018

OLUVANNYUMA lwa Kampala University okuwandukira ku “Quarter” sizoni ewedde ate ne St. Lawrence n’ebakuba 2-1 mu gwagguddewo sizoni eno wiiki ewedde, omutendesi Titi Kamala ali ku bunkenke, ayagala kwenunula n’okutaasa omulimu gwe.

Omutendesiwakutitikamalangagabaobukodyo 703x422

Omutendesi Titi Kamara ng'awa abazannyi be obukodyo

Bya GERALD KIKULWEMU

UNIVERSITY LEAGUE

K.U – Busitema, Villa Park(Lwakubiri)

B.Stuart – IUIU,Mbarara(Lwakusatu)

MUBS – MUST,Nakawa(Lwakuna)

Gulu – Bugema, Gulu(Lwakutaano)

St. Lawrence – Busitema,Lubaga(Lwamukaaga)

KIU – B.Stuart(Ssande)

OLUVANNYUMA lwa Kampala University okuwandukira ku “Quarter” sizoni ewedde ate ne St. Lawrence n’ebakuba 2-1 mu gwagguddewo sizoni eno wiiki ewedde, omutendesi Titi Kamala ali ku bunkenke, ayagala kwenunula n’okutaasa omulimu gwe. 

K.U abaakawangula ekikopo kino emirundi ebiri 2013 ne 2016, enkya (Lwakubiri) bakyazizza Busitema University ku Kisaawe kya Villa Park nga banoonya kufuna buwanguzi busooka sizoni eno okutangaaza emikisa gyabwe egiva mu kibinja B mwe bali. 

“Ekituufu twasuula omupiira ogwasooka naye kyatuwa essomo okwetereeza era leero tugenda kukozesa omukisa gw’awaka okufuna obuwanguzi okuddayo ku nnono yaffe ey’okuwangula buli mupiira g’awaka,” Kamala bwe yategeezezza. 

Eno ye sizoni eyo 7 nga MUBS ne K.U bagiwangudde emirundi ebiri, Makerere University ne UMU omulundi gumu ate abasigadde banoonya kisooka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Web 220x290

Nnaalongo akubye omwana wa muggya...

OMUKAZI atuze omwana wa muggya we n’amutta poliisi n’emutaasa ku batuuze nga baagala kumugajambula.

Kit2 220x290

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa...

Kitatta bamuggye e Makindye n'atwalibwa e Luzira

Hip2 220x290

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa...

Olunaku lw'okuyonja akamwa lukuziddwa e Kayunga

Gat2 220x290

Abagambibwa okutigomya Matugga...

Abagambibwa okutigomya Matugga Poliisi ebakutte

Gata 220x290

Atutte malaaya ku poliisi lwa kumumma...

OMUSAJJA atabuse ne malaaya gwe yaguze okwesanyusaamu n’amutwala ku poliisi oluvannyuma lw’okumulumiriza okumuwa...