TOP

Nkumba egguddewo nabuwanguzi mu za volley ball

By Musasi wa Bukedde

Added 20th April 2018

Nkumba egguddewo nabuwanguzi mu za volley ball

Yub1 703x422

Bya Gerrald Kikulwe

 

National Volleyball League


Nkumba VC 3-1 Vision VC (Abakyala)


Ndejje 0-3 KCCA (Men)

BANNANTAMEGGWA ba Liigi ya Volleyball mu bakyala aba Nkumba University bagguddewo liigi ya 2018 na buwanguzi bwe bakubye Vision Volleyball
Camp ezannya 3-1

Ttiimu ebbiri nga bwe zaakiikirira Uganda mu mpaka za 2018 Women’s African club volleyball Championship e Cairo omwezi oguwedde baasisinkanye ku lwokuna mu MTN Arena e Lugogo nga  baggulawo liigi ya
sizoni eno.

Omutendesi wa Nkumba Antony Lakony ayagala kulaba nga beeddiza ekikopo
kino okuweza emirundi 6 bukya Liigi etandika mu 1999.

Ate mu baami KCCA yayanirizza Ndejje ng’egiwuttula enzannya 3-0 (26-28, 20-25, 21-25) era liigi eddamu ku Ssande e Lugogo n’e Nsambya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Npc03webuse 220x290

Abavubuka bayambibwe mu byobulamu...

Abavubuka basaana bayambibwe mu byobulamu basobole okwekuuma, okwejjanjabisa n'okumanyisibwa ebikwata ku byobulamu...

Coffeetree1webuse 220x290

Alina omusaayi omutono muwe amazzi...

Atalina musaayi kozesa bikoola bya mmwaanyi ofune ogukumala

Camavingajpg111 220x290

Ttiimu za Premier 3 ziswamye musaayimuto...

Camavinga, wa myaka 16 era ttiimu za Premier zigamba nti akacanga nga Paul Pogba.

Ssuubikazimba 220x290

Abakrisitaayo balabuddwa okulwa...

ABAKRISTAAYO balabuddwa okukomya okumala obudde bwonna mu masinzizo nga balindirira Katonda okubakolera ebyewuunyo...

Mbvsmpindi1web002web 220x290

Abembogo beewaanye bwe bagenda...

ABAWAGIZI n'abakungu be Mbogo beewanye nti "omunene asigala munene" oluvanyuma lwokukuba Empindi ggoolo 3-0 mu...