TOP

Abasituzi b’obuzito batuuyanye

By Musasi wa Bukedde

Added 5th May 2018

WADDE abamu ku basituzi b’obuzito baayiseemu okwetaba mu mpaka z’Afrika, baakamuse entuuyo mu zaabadde ez’okusunsulamu.

Kazito 703x422

Hamid Kayanja eyawangudde mu basajja ng’afaafaagana n’akazito.

Empaka zino eza Roy Mubiru National Powerlifting Championship’ zeetabiddwaamu abasituzi abaasobye mu 100 e Bukoto mu Kampala.

Zaawedde abasituzi 12 be baayiseemu nga ku bano kwabaddeko; Hamid Kayanja, Joseph Bakenziwa Geoffrey Ssekiranda ne Brenda Nakato.

Bano baakwegatta ku baawangudde ez’abaliko obulemu okuli; Babu Babumba, Muhammad Migu ne Phiona Namutebi bagende e South Afrika beetabe mu z’Afrika ez’okubaawo nga May 15.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Baby 220x290

Eyanzaalamu n'annemya emisomo anneefuulidde...

NZE Judith Kyampiire 22, mbeera mu Good Hope Makerere Kavule mu Munisipaali y’e Kawempe.

Ssenga1 220x290

Maze omwaka mulamba sirwala

NNINA emyaka 27 naye maze omwaka gumu nga sirwala era sifuna lubuto. Osobola okunfunira ku ddagala ne ntandika...

Ronaldo 220x290

Ronaldo yandikomawo ku mupiira...

Ronaldo okutuula ogwa Young Boys olwo akomewo ku gwa ManU.

Pavon 220x290

Arsenal etandise enteeseganya ne...

Pavon yazannyira Argentina mu World cup mu June omutindo gwe ne gucamula ttiimu nnyingi.

Twala 220x290

Engeri omusuubuzi w’ewa Kisekka...

ABAZIGU abeebijambiya balondodde omusuubuzi ow’amaanyi ne bamutemula. Bamuttidde ku ggeeti y’amaka ge nga yeggulira...