TOP

Villa eyagala ntikko na kikopo

By Musasi wa Bukedde

Added 5th May 2018

SC Villa yaakuttunka ne UPDF ng’ekimanyi nti bw’ekubwa, eby’okulwanira ekikopo eba ebivaako.

3072577512855021482613596889290188900532224n 703x422

Emipiira emirala egizannyibwa mu liigi:

UPDF - SC Villa e Bombo

Kirinya - Masavu e Bugembe

Mbarara - Proline e Mbarara

Soana - Onduparaka e Kavumba

Wasswa Bbosa atendeka Villa agamba nti akimanyi UPDF etera okuba enzibu ewaayo naye basobola okugiwangula.

“UPDF okugisalako obubonero kigyongedde okukambuwala era tusuubira akaseera akazibu e Bombo naye twagala buwanguzi,” Bbosa bwe yagambye.

Omupiira omulala ogwa vvaawompitewo gwa Mbarara City ne Proline. Mbarara eri mu kifo kya 11 ate Proline ya 14.

Singa Mbarara City ekubwa ate Soana ne Express ne ziwangula emipiira, Mbarara eba edda mu bifo ebisalwako.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Thursday991633393 220x290

Abalenzi baleebezza abawala mu...

EKITONGOLE ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya UNEB kifulumizza ebyavudde mu bibuuzo bya PLE ebiraze nti...

105190074ibraronepa 220x290

Zlatan acoomedde Ronaldo: 'Tolina...

ABAALIKO ba Sitta ba Man U batabuse omu n’acoomera munne okweyita kafulu nga talina ttiimu nafu mwe yali azannyidde....

Babuweb 220x290

Abeebikonde beebugira mpaka za...

Ttiimu z'ebikonde ez'enjawulo ziri mu keetalo nga zeetegekera okwetaba mu mpaka za National Boxing Open Championship...

Mugoodaweb 220x290

Bamusaayimuto banattunka mu mizannyo...

Bamusaayimuto e Jinja oluwummula baakulumalako nga basanyufu nga battunka mu mpaka za 'Go Back to School Gala'...

Bampa 220x290

Ekyakonzibya ebikonde bya Uganda...

KIZIBU munnabyamizannyo yenna okukkiriza kati nti omuzannyo gw’ebikonde gwatuusaako Uganda mu kifo ekyokusatu mu...