Bya GERALD KIKULWE
Egyaguddewo FUBA NBL mu baami
City Oilers 56–64 Betway Powers
Ndejje 72-48 KCCA
UPDF Tomahawks 64-75 Our Saviour
Warriors 20-0 UCU Canons
ABAKYALA
Jovan Ladies 50–72 Nkumba Lady Marines
UMU Ravens 27–86 JKL Lady
Dolphins Angels 20-0 Magic Stormers
KIU Rangers 61-63 A1 Challenge
Liigi y’eggwanga eya Basketball (Abaami n’akyala) yazzeemu ku Lwomukaaga ne Ssande wabula bannantameggwa ba Liigi eno emirundi 5 egyomuddiringanwa aba City Oilers bya batandikidde bubi omutendesi Mande Juruni ne yeegumya nga bw’ekyali entandikwa era baakudda engulu.
Betway Powers yeesasuzza City Oilers okuva bwe yagikubira ku Fayinolo za 2016.