TOP

ZZAALA ABIZAALIDDE DDIIFIRI

By Musasi wa Bukedde

Added 18th May 2018

ZZAALA ABIZAALIDDE DDIIFIRI

Ref2 703x422

Fahaad

EKIBIINA ekidukannya omupiira e Saudi Arabia (SAFF) kitadde envumbo ku ddiifiri Fahad Al Mirdasi lwa kusiba zzaala ku mupiira ogwabadde wakati wa Al Ittihad ne Al Faisaly ku fayinolo ya Kings Cup gwe yabadde agenda okulamula.

Fahad 32, y’omu ku baddiifiri 36 ababadde balina okulamula World Cup e Russia kyokka yakaligiddwa obulamu bwe bwonna nga tazzeemu kulamula mupiira lwa kwenyigira mu zzaala. FIFA esabye ekibiina kya ‘SAFF’ okugiwa obukakafu ku Al Mirdasi nayo esalewo eky’enkomeredde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssekamanya00webuse 220x290

Obutabanguko mu maka bwongedde...

Omusumba eyawummula, Mathias Ssekamaanya asabye abafumbo okufunaolunaku bakubaganye ebirowoozo ku ntambula y'amaka...

Kib2 220x290

Obadde okimanyi nti Kkiro 100 ez'emmwaanyi...

Obadde okimanyi nti Kkiro 100 ez'emmwaanyi zikuwa obukadde 4 bw'ozikamulamu butto ? Soma emboozi y'omukenkufu

Mesachssemakulanemukyalawe 220x290

Mesach njagala mbaga

Sarah Nakkaayi mukyala w'omuyimbi Mesach Ssemakula (Golden Papa) ateze bba akamasu. Amusuddeko akabaga k'amazaalibwa...

Dit2 220x290

Noah Kiyimba asabye abakulembeze...

Noah Kiyimba asabye abakulembeze b'e Butambala okkolera awamu

Ta 220x290

Bannansi beesiga bakulembeze ba...

POLOF. Julius Kizza okuva mu yunivasite e Makerere agambye nti bannansi okumanyisibwa ebifa mu gavumenti tekubeera...