TOP

Ssebuguzi alangiridde olutalo ku ngule

By Musasi wa Bukedde

Added 10th June 2018

Ssebuguzi alangiridde olutalo ku ngule

Gib2 703x422

Ssebuguzi

OLUVANNYUMA lw’okuwangula empaka z’e Fort Portal, nnatameggwa wa 2006, 2009 ne 2014, Ronald Ssebuguzi aweze nti yakusitukira ne mu za ‘Pearl of Africa Rally’. Empaka za Pearl of Africa Rally, zaakubeerawo ku wiikendi ya July 20-22 e Kayunga.

Ssebuguzi agamba nti abagala okumulaba akamufaamu, bamulinde nga batuuse e Kayunga kuba agenda kuliisa abamuvuganya enfuufu. “Wadde maze emyaka ebiri egiyise ng’empaka za ‘Pearl’ tezingendera, ku luno mujja kumpulira.

Ekikwa kye neggyeeko mu mpaka z’e Fort Portal kyandaze nti nsobola okuwangula n’eziddako era ng’enda kuzimbira ku buwanguzi obwo,” Ssebuguzi bwe yagambye. Ssebuguzi ayongerako nti tagenda kutunula mabega ku ngule y’eggwanga kw’alina obubonero 150 mu kifo ekyokutaano. Jas Mangat akulembedde obubonero 200.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

She1 220x290

Abaafunye akabenje mu Ambulance...

Abaafunye akabenje mu Ambulance baziikiddwa

Rak1 220x290

Ssentebe w'ekyalo Laddu emukubye...

Ssentebe w'ekyalo Laddu emukubye n'afiirawo e Rakai

Gat2 220x290

Asangiddwa ng'agenda okukwata abaana...

Asangiddwa ng'agenda okukwata abaana akkiriza omusango n'asaba ekisonyiwo

Mut1 220x290

Ssaabasajja aggaddewo ekisaakaate...

Ssaabasajja aggaddewo ekisaakaate kya Maama Nnabagereka

Mala1 220x290

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE...

Mulimu abayizi 5 abasinze mu buli ssomero mu disitulikiti ez’enjawulo. Tukugattiddeko n’ebifaananyi byabwe nga...