TOP

Ekikonde kimufunyizza oluba

By Musasi wa Bukedde

Added 21st June 2018

OBUNKENKE bwasaanikidde empaka z'okusunsulamu abakubi b’ebikonde abanaakiikirira kiraabu ya COBAP mu mpaka za National Inter-Mediates Boxing Championships, omuvuzi wa bodaboda bwe yakubye munne eng'uumi n'ebulako katono okumuwogola oluba.

Wanda 703x422

Ssentamu (ku ddyo) ng'awumizza Brian Utibaki ekikonde.

Simon Ssentamu, omuvuzi wa bodaboda ku siteegi ya Makerere - Kikoni ye yeesozze emiguwa okulaga ky'alinawo mu bikonde.

Yattunse ne Brian Utibaki mu buzito bwa kkiro 60 era olukontana lwagenze okuggwa nga Utibaki ayoya busera.

Lawrence Kalyango, omutendesi wa COBAP yagambye nti okusunsulamu kuno kwamuyambye okufuna ttiimu kabiriiti gy'anaakozesa mu mpaka z'eggwanga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ka1 220x290

Carol Nantongo bamukoledde akabaga...

Omuyimbi Carol Nantongo bamusuddeko akabaga k'amazaalibwa n'akaaba olw'essanyu.

Bak1 220x290

Omukazi afiiridde mu dduuka lye...

Omukazi afiiridde mu dduuka lye

Kab2 220x290

Museveni atongozza okugaba bbasalee...

Museveni atongozza okugaba bbasalee Bunyoro

Tum2 220x290

Bbanka enkulu emenyewo byebaayogera...

Bbanka enkulu emenyewo byebaayogera ku kuggala Banka

Rem2 220x290

Bawambye omuwala mu Kampala ne...

Bawambye omuwala mu Kampala ne bamutta