TOP

Bagoole aziikibwa Iganga

By Musasi wa Bukedde

Added 24th June 2018

Bagoole aziikibwa Iganga

Sen1 703x422

BANNABYAMIZANNYO ab'enjawulo bakungubagidde eyali ssita wa Cranes, Johnson Bagoole eyafudde omusujja gw’oku bwongo.

Bagoole yafiiridde mu ddwaaliro ly'e Lira Regional Referral Hospital gye yatwaliddwa ng'atawaanyizibwa obulwadde bw'omusujja ku bwongo obwamumazeeko emyezi 5. Bwamukwatira mu DR Congo gy'abadde azannyira ogw'ensimbi mu Bakavu Dawa FC.

Bagoole abadde mutuuze w'e Katooke e Nabweru era waakuziikibwa leero ku Ssande e Busembatya mu disituliki y’e Iganga. Ng’oggyeeko Cranes, Bagoole yazannyirako Iganga, Express, APR ne Rayon Sport ez'e Rwanda, Sofapaka ey'e Kenya, AS Vita ne Bukavu Dawa ez'e Bagoole DR Congo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sud1 220x290

Abaliko obulemu babagabudde ebya...

Abaliko obulemu babagabudde ebya ssava bya Ssekukkulu

Sub1 220x290

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi...

Allan Okello awangudde eky'obuzannyi bw'omwaka n'aweebwa Subaru empya ttuku

Tysonfury 220x290

Tyson Fury si waakuzannya Anthony...

Fury agenda kudding'ana ne Deontay Wilder mu February w'omwaka ogujja.

Parma 220x290

ManU etunuulidde musaayimuto wa...

ManU ekyayigga bazannyi banaagizza ku maapu sizoni ejja. Mu kiseera kino eri mu kyamukaaga ku bubonero 24.

2018wolvesceleb32 220x290

Arsenal esabye Wolves olukusa eyogere...

Nuno Espirito yatendekako Valencia eya Spain, FC Porto ne Rio Ave ez'e Portugal nga tanneegatta ku Wolves.