TOP
  • Home
  • Rally
  • Balidde matereke mu mpaka za ddigi

Balidde matereke mu mpaka za ddigi

By Musasi wa Bukedde

Added 2nd July 2018

OLUVANNYUMA lw’okuwangula empaka za lawundi eyookuna ku ngule y’eggwanga eya bakafulu mu muzannyo gwa ddigi, nnantameggwa w’omwaka 2016 ne 2017, Maxime Van Pee aweze nti eya guno agifiirako.

Lya 703x422

Van Pee yafunye obubonero 57 eggulo (Ssande) e Garuga nga kati alina 107 mu kifo ekyokuna sso nga Arthur Blick akulembedde n’obubonero 206.

Yaweze nti, “Empaka ezaasooka nazisubwa wabula hhenda kulwana okulaba ng’ezibulayo nnemesa Blick nneddize engule eno.”

Ye Ali Omar yawangudde omutendera ogwokusatu, Isabella Blick (bakazi), Fatuh Kiggundu (oguddirira bakafulu) ate Fortune Ssentamu n’awangula mu gwokuna (MX85cc).

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssekamanya00webuse 220x290

Obutabanguko mu maka bwongedde...

Omusumba eyawummula, Mathias Ssekamaanya asabye abafumbo okufunaolunaku bakubaganye ebirowoozo ku ntambula y'amaka...

Kib2 220x290

Obadde okimanyi nti Kkiro 100 ez'emmwaanyi...

Obadde okimanyi nti Kkiro 100 ez'emmwaanyi zikuwa obukadde 4 bw'ozikamulamu butto ? Soma emboozi y'omukenkufu

Mesachssemakulanemukyalawe 220x290

Mesach njagala mbaga

Sarah Nakkaayi mukyala w'omuyimbi Mesach Ssemakula (Golden Papa) ateze bba akamasu. Amusuddeko akabaga k'amazaalibwa...

Dit2 220x290

Noah Kiyimba asabye abakulembeze...

Noah Kiyimba asabye abakulembeze b'e Butambala okkolera awamu

Ta 220x290

Bannansi beesiga bakulembeze ba...

POLOF. Julius Kizza okuva mu yunivasite e Makerere agambye nti bannansi okumanyisibwa ebifa mu gavumenti tekubeera...