TOP
  • Home
  • Emisinde
  • Empaka z'emisinde zikamudde abayizi e Kalungu

Empaka z'emisinde zikamudde abayizi e Kalungu

By Ssennabulya Baagalayina

Added 17th July 2018

EMISINDE gy'okuwakanira ente gikamudde abayizi buli omu ng'agyesunga okugiwangula mu mpaka z'emizannyo gy'amayumba ezibumbujjidde mu ssomero lya Wagwa High e Lukaya mu Kalungu.

Whatsappimage20180717at41620pm 703x422

Abayizi nga battunka mu mbiro. EBIFAANANYI BYA SSENNABULYA BAAGALAYINA

EMISINDE gy'okuwakanira ente gikamudde abayizi buli omu ng'agyesunga okugiwangula mu mpaka  z'emizannyo gy'amayumba ezibumbujjidde mu  ssomero lya Wagwa High e Lukaya mu Kalungu.

Katono abaddusi balinyelinye enkoko ezibekiise mu maaso nga bafuba okwesooka ku kaguwa.

Gye bakkidde ng'ente ewanguddwa ab'ennyumba ya Kyewalyanga n'obubonero 3762 abaddirirwa Wagwa House 3087.

Aba Kafumbe bakute kya kusatu 2575 olwo aba Aisha ne bakoobera  2475 wadde ng'omwaka oguwedde baali ba kubiri.

alt=''

Ebirabo bibakwasiddwa Ssentebe wa Bassentebe ba NRM mu ggwanga lyonna Hajji Twaha Kiganda eyayitiddwa Heedimansita Uzair Ssebyala.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kept 220x290

Looya wa Kiwanuka ayanukudde mukyala...

EMIVUYO gyeyongedde mu ffamire y’omugagga Mohan Kiwanuka akulira balooya be bw’ategeezezza nti, mukama waabwe tabawanga...

Temu 220x290

Taata asse omwana n’amusuula mu...

ABAAGALANA bakwatiddwa nga bateeberezebwa okwekobaana ne batta omwana ow’emyaka ebiri, omulambo ne bagusuula mu...

Kat1 220x290

Amaanyi ga Buganda gali mu bavubuka...

Amaanyi ga Buganda gali mu bavubuka abakuziddwa mu mpisa

Pp 220x290

Sabiiti amalirizza lipooti Pulezidenti...

MAJ. Gen. Sabiiti Muzeyi akulembedde badayirekita ba poliisi ne basisinkana Pulezidenti okumwanjulira pulaani yaabwe...

Tek1 220x290

Akulira ebibiina by'obwegassi e...

Akulira ebibiina by'obwegassi e Kawempe avumiridde eky'okuggulawo ebibiina nga tebimaze kunoonyerezebwako