TOP
  • Home
  • Akadirisa
  • Thibaut Courtois ayagala kwegatta ku Real Madrid

Thibaut Courtois ayagala kwegatta ku Real Madrid

By Musasi wa Bukedde

Added 7th August 2018

Omukwasi wa Chelsea, Thibaut Courtois akyagaanyi okweyanjula okuva mu ggandaalo lye yaweebwa olw’obukoowu mu World Cup.

3560 703x422

Thibaut Courtois

Kigambibwa nti ayagala bakama be beekyawe bamutunde mu Real Madrid gye yalaga edda nti agimatira.

Ku mupiira gwa Community Shield, gwe baakubiddwa Man City (2-0) ku Ssande, Courtois teyabaddewo nga Willy Caballero ye yabadde mu miti.

Courtois aludde ng’ategeeza nti ayagala kubeera kumpi ne famire ye mu Madrid ate nga yasaba ne Eden Hazard yeegatte ku Real Madrid.

Omutendesi Maurizio Sarri tannanyega oba anaaboreza Courtois olw’obuteeyanjula mu budde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Isco 220x290

Isco agenda ku 'kiso'

Abakungu ba Real Madrid baategeezezza nti abasawo beekebezze Isco, ne basanga ng'alina okulongoosebwa mu bwangu...

Mic3webuse1 220x290

Bayiiyizza sigiri eneetaasa obutonde...

Obutonde bw'ensi busaanyiziddwaawo abantu mu kwokya amanda, okutema enku n'ebirala ng'obwetaavu bw'okuyiiya ebintu...

Butwa2 220x290

Babateze obutwa mu busera, omu...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Katuulo mu ggombolola y'e Kyazanga mu disitulikiti y'e Lwengo omuntu atanamanyika...

Nakiwala 220x290

Nakiwala avuddeyo ku mwana omubaka...

Minisita Nakiwala Kiyingi waakukaka omubaka Onyango okulabirira omwana gwe yasuulawo.

Kambale1 220x290

KCCA etandika ne Soana, Villa ne...

Okusinziira ku nsengeka ya liigi eno eyafulumiziddwa Bernard Bainamani agikulira eggulo, bakyamipiyoni ba sizoni...