TOP

Kitunzi wa Pogba atadde abawagizi ba ManUnited ku bunkenke

By Musasi wa Bukedde

Added 7th August 2018

Kitunzi wa Paul Pogba, Mino Raiola atadde abawagizi ba ManU ku bunkenke bw’asabye ssita ono atundibwe nti takyayinza kuguminkiriza bivumo na butasiima bwa mutendesi Jose Mourinho.

Gettyimages1000030584 703x422

Paul Pogba

Pogba, eyayambye Bufalansa okuwangula World Cup, yagulwa pawundi obukadde 89 okuva mu Juventus mu 2016 kyokka Mourinho agamba nti mu mujoozi gwa ManU yeesaasira.

ManU eggulawo Premier ku Lwokutaano ng’ekyaza Leicester ku Old Trafford..

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Liv1 220x290

Ssente za Pulezidenti zitabudde...

Ssente za Pulezidenti zitabudde aba taxi b’e Kamwokya.

Jip1 220x290

Ekyabadde mu kutuuza Bisopu w'Abasodokisi...

Ekyabadde mu kutuuza Bisopu w'Abasodokisi e Gulu

Mot2 220x290

Muganda wa Ssemwanga naye bamukutte...

Muganda wa Ssemwanga naye bamukutte ku by’okufera ssente

Pak2 220x290

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa...

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa

Web2 220x290

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda...

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda