TOP

Abemmotoka balabuddwa

By Ismail Mulangwa

Added 11th August 2018

ABAVUZI ba mmotoka z’empaka baakugezesa ebidduka byabwe ku Ssande mu mpaka za 'FMU Sprint Championship' e Mukono ku Festino Cite, nga beetegekera empaka eziggalawo kalenda ya NRC.

Constitute 703x422

Ernest Zziwa (ku kkono) ne Okee.

Omwezi ogujja, abavuzi baakuvuganya mu mpaka za UMPOSPOC Kabalega e Hoima.

“Empaka zino zigenda kubeera za muzinzi kubanga abavuzi abasinga bagenda kuba bagezesa ebyuma byabwe nga beetegekera ez'e Hoima.

Tumaze ebbanga ddene nga tetuvuga era kiba kyabulabe okumala gava mu luwummula n’obuukira mmotoka y’empaka,” Dusman Okee, wa FMU, ekitwala omuzannyo guno, bwe yakubirizza ng'atongoza empaka.

Okwewandiisa kukoma leero ku Lwomukaaga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

6 220x290

Yiga bwe bafumba enkoko erimu enniimu...

Yiga bwe bafumba enkoko erimu enniimu

Omumyuka 220x290

Pulezidenti Museveni teyeeyibaala...

OMUBAKA wa Busiro East mu palamenti, Medard Lubega Sseggona ategeezezza Pulezidenti Museveni nti teyeeyibaala nti,...

Kutte1 220x290

Nakibinge akunyizza Haruna Kitooke...

JJAJJA w’Obusiraamu, Omulangira Kassim Nakibinge, Omulangira Kakungulu Kalifaani, Sheikh Nuuhu Muzaata ne bamaseeka...

And 220x290

Tondaba akanyiriro embeera mbi...

HARUNA alombojjedde Sipapa ebizibu by’ensimbi byatubiddemu olw’okwenyigira mu by’obufuzi.

7900135314007387300859518542802200714280960n 220x290

Gravity Omutujju amaze n’alaga...

KYADDAAKI Gravity Omutujju alaze mukyala we mu lujjudde n’ategeeza nga bwe bagenda okwanjula mu January wa 2020...