TOP

Ettutumu lya Ronaldo lyeyongedde

By Musasi wa Bukedde

Added 13th August 2018

Ku myaka 33 nga kumpi buli kikopo kya mupiira akiwangudde, Real Madrid yalowooza nti ekutte Juventus obujega okumubaguza pawundi obukadde 90.

Juventusronaldo3 703x422

Ku myaka 33 nga kumpi buli kikopo kya mupiira akiwangudde, Real Madrid yalowooza nti ekutte Juventus obujega okumubaguza pawundi obukadde 90.

Wabula ettutumu lye mu Juventus lyeyongera buli olukya era ssente alabise okuzikola ennyo mu myaka ena gy’anaamala mu Yitale.

Ku Ssande, omupiira gwa Juventus ogw’omukwano ne ttiimu y’abali wansi w’emyaka 19 gwayiise nga gubulako eddakiika 20 okuggwa lwa bawagizi kuyiika mu kisaawe nga bayaayaana okukwata ku Ronaldo eyabadde yaakateeba.

Emijoozi gya Ronaldo egya nnamba 7 mu Juventus gyassaawo likodi mu kutunda bwe gyawera emitwalo 50 mu lunaku lumu okumenyawo emitwalo 10 egya Neymar ng’agenze mu PSG sizoni ewedde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Wab1 220x290

Obukodyo bw’okozesa okulwanyisa...

Obukodyo bw’okozesa okulwanyisa obuggya mu baana

Mal1 220x290

Malokweza ayogedde ebimuwangaazizza...

Malokweza ayogedde ebimuwangaazizza emyaka 90

Kad1 220x290

Maama wa Patrick Kaddu musanyufu...

Maama wa Patrick Kaddu musanyufu olw'omwana we okuteeba ggoolo eyatutte Cranes mu AFCON

Ken1 220x290

Ssentebe w'ekinnawattaka agobeddwa...

Ssentebe w'ekinnawattaka agobeddwa ku bukulembeze mu bunnambiro!

Seb2 220x290

Ababaka bakomezzaawo eby'enfa ya...

Ababaka bakomezzaawo eby'enfa ya Nebanda