TOP

Iniesta afuukiddewo ensonga e Japan

By Musasi wa Bukedde

Added 13th August 2018

ANDRES Iniesta atandise na maanyi okuzannyira mu Japan bw’ateebye ggoolo ‘amakula’ nga kiraabu ye ewangula mu liigi.

Wanga 703x422

ANDRES Iniesta atandise na maanyi okuzannyira mu Japan bw’ateebye ggoolo ‘amakula’ nga kiraabu ye ewangula mu liigi.

Omuwuwuttanyi ono eyawummudde egya Barcelona, yafunye omupiira okuva ku Lukas Podolski eyaliko mu Arsenal, n’asalaasala abazibizi ba Jubilo Iwata era Vissel Kobe yawangudde ne ggoolo 2-1.

Abawagizi b’omupiira mu Japan bamusuuse nti, “Iniesta akyalimu ssupu muyitirivu. Gy’okoma okudding’ana okulaba ggoolo ye gy’okoma n’okuginyumirwa.”

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mbabazi 220x290

Boogedde ebinobya bakazi ba Ssegawa...

ABAALI bakazi ba Vincent Ssegawa bamulangidde bw’atalisobola kuwasa mukazi n’amugumiikiriza kubanga alina obuzibu...

Kanga 220x290

Isabirye ayawukanye n’omukazi omupya...

JOEL Isabirye eyali bba wa Rebecca Jjingo ayawukanye n’omukazi omulala omupya gw’abadde amaze naye omwaka gumu...

Kulula 220x290

Owa Romi Wine eyatemeddwa azze...

OMUGAGGA wa Romi’s eyatemeddwa ebijambiya abatemu oluzze engulu n’attottola engeri agasajja gye gaamusazeeko n’alemwa...

Lagayo 220x290

Aganaga azzeeyo kusoma mateeka...

OMUYIMBI Sadat Mukiibi amanyiddwa nga Kalifah Aganaga engombo y’abataasoma tajikkiriza kumutuukirako ng’abalala...

Malawo 220x290

Mbu wamma Maureen Nantume alina...

OMUYIMBI Maureen Nantume takyebaka. Asiiba n’okusula ng’awawula ddoboozi atuuke ku Lwokutaano nga March 8, nga...