TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Katwe United ekansizza Hassan Mubiru ku gw'obutendesi

Katwe United ekansizza Hassan Mubiru ku gw'obutendesi

By Samson Ssemakadde

Added 15th August 2018

EYALIKO emmunyeenye ya Cranes, Villa ne Express, Hassan Mubiru yayanjuddwa mu bawagizi ba Katwe United ng’omutendesi omuggya.

201111largeimg222nov2011114218300703422 703x422

Hassan Mubiru, eyali emmunyeenye ya Cranes ne Express

Ssentebe wa ttiimu eno, Allan Ssewanyana, era nga ye mubaka wa Makindye West mu Palamenti, yagambye nti Mubiru yamuleese kubanga alina obumanyirivu mu mupiira gwa Uganda nga baagala abukoze mu kuzimba Katwe United.

"Twagala otuwangulire ekikopo kya Uganda Cup tufuuke ttiimu esoose okuva mu liigi ya ligyoni, okukitwala," Ssewanyana bwe yategeezezza ng'ayanjula Mubiru ku kisaawe e Katwe.

Ssewanyana era yalonze Deo Luyimbazi, eyali maneja wa Villa, okuba omumyuka we, olwo Siraje Kabuye, eyabadde maneja n’amuwa akulira ebyemirimu. Michael Kigozi ye mwogezi wa ttiimu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Pak2 220x290

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa...

Mike Mutebi ne Misagga bandibonerezebwa

Web2 220x290

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda...

Ne mu kusoomoozebwa tewava ku Katonda

Kap1 220x290

Wawanirira Klezia ya St. Agnes...

Wawanirira Klezia ya St. Agnes Makindye

Lap2 220x290

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi...

Otuzimbye mu mulimu gw'ebifaananyi

Mpa2 220x290

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera...

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera beebugira buwanguzi