TOP

Gareth Bale yeetisse Madrid

By Musasi wa Bukedde

Added 20th August 2018

Gareth Bale yatuukirizza okuwera kwe yakoze nti ajja kuziba bulungi eddibu lya Cristiano Ronaldo, eyayabulidde Real Madrid ne yeegatta ku Juventus.

Realbalecelebrates 703x422

Gareth Bale

Real Madrid 2-0 Getafe 

Bale yateebye nga Real ewangula Getafe (2-0) mu mupiira gwe baatandikiddeko liigi y’e Spain eya sizoni 2018-19.

Carvajal ye yasoose okuteebera Real. Omutendesi Julen Lopetegui yatenderezza omutindo gwa Bale n’agamba nti amusuubira okugwolesa mu buli mupiira abawagizi abeerabize Ronaldo.

Barcelona nayo yatandise na maanyi bwe yawuttudde Deportivo Alaves (3-0) nga kapiteeni Lionel Messi yateebye bbiri ssaako eya Coutinho.

Sevilla y’ekulembedde liigi oluvannyuma lw’okuwuttula Rayo Vallecano (4-1) ku bugenyi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

A1 220x290

Ekyabadde mu ntujjo ya ‘Floral...

Ekyabadde mu ntujjo ya ‘Floral & Cocktail Party’ e Munyonyo ebyana gye byalagidde emisono n’emibiri nga bwe balya...

Afrigo 220x290

Lutalo ekintu akyekwatiddemu

OMUYIMBI w’ennyimba za laavu, David Lutalo (ku ddyo) kirabika akooye bapulomoota okumulyako ssente.

Tege 220x290

Kyokka mwana ggwe Lydia Jazmine!...

MWANAMUWALA Lydia Jazmine abamu gwe bayita muninkini wa gundi yamalayo. Akola bimusanyusa nga tafuddeyo ku bantu...

Kuba 220x290

Eyagaba abalongo bange yantamya...

NZE Charles Adwor, mbeera Mukono. Nasisinkana munnange mu 2014 nga nkyabeera e Jinja. Ebiseera ebyo nalina omulimu...

Melon1 220x290

Weyune enkola ya kontulakiti ofunemu...

OKUKOLA kontulakiti n’omuguzi y’emu ku ngeri omulimi n’omulunzi mw’asobola okuyita okufuna akatale k’ebintu bye...