TOP
  • Home
  • Rally
  • Susan Muwonge yeeweredde abasajja mu Kabalega Rally

Susan Muwonge yeeweredde abasajja mu Kabalega Rally

By Ismail Mulangwa

Added 28th August 2018

Susan Muwonge akyalina essuubi okuwangula engule ya mmotoka z'empaka omwaka guno.

Mbararaweb 703x422

Susan Muwonge anoonya ngule yaakubiri mu mpaka za mmotoka

NG'EBULA ennaku 10 abavuzi ba mmotoka z'empaka okuvuganya mu mpaka za Kabalega Rally e Hoima, nnantameggwa wa 2011, Suzan Muwonge alaalise abasajja baavuganya nabo.
 
Muwonge yagambye nti ayagala kwongera kulaga basajja nti akyalina ennyonta y’engule gye yasemba okuwangula emyaka musanvu emabega.
 
“Ekifo mwendi ku ngule y'eggwanga si kibi kuba nkyasobola okuyisa abankulembedde," Muwonge bwe yagambye.
 
Mwonge ali mu kyakusatu n’obubonero 240. Jas Mangat yaakulembedde ku bubobonero 305 ng’addiriddwa Ronald Ssebuguzi (290).
 
Empaka zino zaakuvugibwa ku buwanvu bwa kiromita 286, nga 186 ze z’okuvuganyizibwako.Omwaka oguwedde zaawangulwa Hassan Alwi.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mpa2 220x290

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera...

Abavuganyizza mu z'okukyusa embeera beebugira buwanguzi

Yip1 220x290

Omuzibi wa URA agudde mu bakifeesi...

Omuzibi wa URA agudde mu bakifeesi

Yip1 220x290

RDC, nze ndi kondakita naye ababbi...

RDC, nze ndi kondakita naye ababbi mbamanyi

Kop2 220x290

Bassebo, abaserikale abo basusse...

Bassebo, abaserikale abo basusse okututulugunya

Hop1 220x290

Abaasenga ku ttaka ly’ebibira e...

Abaasenga ku ttaka ly’ebibira e Ssembabule basattira